TOP

Nakoowa abasajja abankaddiya

By Musasi wa Bukedde

Added 12th September 2017

Nnyabo obulamu bugamba ki? Bwandibadde bulungi naye lwakuba sirina mwagalwa.

Namulema1 703x422

nbhjsz

Nnyabo obulamu bugamba ki? Bwandibadde bulungi naye lwakuba sirina mwagalwa.

Eby’omukwano obisanze otya? Mbisanzeemu obuzibu bungi ddala. Bwe buliwa? Omusajja bw’omufuna n’akuzaalamu olwo abeera akulabanga omukadde.

Mpozzi ggwe ani? Nze Gorret Namulema (Waggulu)

Obeera wa? Mbeera Biyanja - Gomba

Naye ng’onyirira bulala? Nkola ate nneeteekamu ssente.

Okola mulimu ki? Nsiba nviiri

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja ali ku ddagala lya ARVS ng’alabika bulungi, amanyi laavu sifuddeeyo oba alina abaana nga mwetegefu okunfunira omulimu n’okugendako ewaffe.

Alina omulimu nga tasussa myaka 60 nkubira ku 0754192132.

 Twagala abaka mu kisenge

Nnoonya omusajja ow’okumpasa nga yasoma, nga mujaasi, Munyarwanda, Munyankole oba Muzungu nga mulokole kuba nange ndi mulokole. Nnina emyaka 29. Kuba 0703813443.

Nze Jolin, nnonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0706113398.

Nze Joana, nnina emyaka 34. Njagala omwami omuntumulamu ng’ali wakati w’emyaka 40 -55. Njagala atya Katonda ne bw’aba alina abaana sifaayo kuba nange nnina abaana. Ndi ku ssimu 0703371927.

Nnonya omusajja omukkakkamu, omwesimbu, ow’ekitiibwa alina omulimu. Njagala ali wakati w’emyaka 26-35 nga yazimba ate nga yeevuga. Nze ndi Ntebe. Kuba 0701081678.

Nze Rose, nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30 - 50. Asiimye kuba 0779601863.

Nze Shamim Nalunkuuma, nnina emyaka 28 nga mbeera Masaka. Nnazaalako. Noonya musajja wa kyama ng’ali ku ddagala lya ARVS okuva ku myaka 30 okweyongerayo. Ateekwa okuba ng’alabika bulungi kuba nange bwendi. Amanyi omukwano nga waakukola naye mukwano naye ssi bufumbo. Ssimu 0751780765

Nze Stella, nnonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0701143753.

Nze Shadia, nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0701143975.

NZE Linnet, nnina emyaka 24. Njagala omwami ow’okufumbirwa. Ndi ku ssimu 0757107224.

Nze Namakula, nnina emyaka 25 n’omwana omu. Nnonya omwami ali wakati w’emyaka 35 -55. Asiimye 0777518486.

Nze Finah, nnonya omwami ow’okufumbirwa. Ndi ku ssimu 0700716934.

Nnoonya omwami ng’ali wakati w’emyaka 35 - 65 ng’alina obusobozi. Nze Namugga, nina emyaka 26, ndi mutonotono, mukkakkamu ow’empisa. Asiimye kuba 0778417341.

Nze Maria, nnina emyaka 27 n’omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30- 50. Omwetegefu kuba 0784354649.

Nnoonya musajja ng’alina ku ssente, omulokole oba alina eddiini. Tujja kwekebeza omusaayi anneetaaze kuba ku 0755345720.  

 ghvc

Kaboggoza

Omukazi Omuzungu aba ankolera

Oli bulungi bboosi? Siri bulungi n’akatono.

Yiyi kiki ekigaanyi? Njagala mubeezi.

Ky’ogamba tolina akuwaana? Abakazi b’e Uganda nabavaako amazima gaababula.

Ate baawa b’onaasobola? Njagala mukazi Muzungu.

Kiki ekikwagaza Omuzungu? Babeera n’omukwano ogwa nnamaddala.

Oluzungu olumanyi? Ndumanyiiko ekitono ebirala anaabingigiriza.

Amannya ggwe ani? Akim Kaboggoza

Obeera wa? Mbeera Kawempe

Emyaka olina emeka? Nnina 24

Ku myaka 24 abakazi wabavaako dda, watandika ddi okubaagala? Sibaagalidde bbanga ddene naye mu myaka ebiri nfuniddemu abakazi nga bana nga bonna bayaaye Okola mulimu ki? Nvuga takisi.

Olina abaana bameka? Sirina baana.

Weddira ki? ηηonge.

Bakufunye batya? Ndi ku ssimu, 0758-848832.  

Abakooye okusula obwomu mutweyune

Nze Kiwa, nnina emyaka 40. Ndi wa buvunaanyizibwa , njagala omukazi omunene nga muyonta nga nze. Kuba 0784298928.

Nze Charles, nnoonya omukazi ndi ku ssimu, 0752397403.

Nnoonya omukyala wakati w’emyaka 25 - 40 ng’ayagala obufumbo ate ng’alina siriimu. Alina okuba n’empisa, nga muyonjo. Eddiini n’eggwanga si kikulu. Saagala mumpi, nze baana nnina babiri bokka. Ebisingawo tunaayogera. Nnina emyaka 43. Kuba 0789897470.

Nze JB nnina emyaka 31, era ndi mweru. Nnoonya sugammami ali siriyaasi akyambuze. Naye bwe wabaayo ali siriyaasi nkubira ku 0780865454.

Nnoonya sugammami ow’ekyama nga waabuvunaanyizibwa. Kuba 0753685068.

Nnoonya omuwala nga mulungi, ow’empisa ate nga mukkakkamu ate nga oyogera bulungi. Nnina emyaka 26, naye njagala ali wakati w’emyaka 18 - 20. Kuba 0705179857.

Nze Frank, nnina emyaka 30. Njagala omukyala nga waakyama, munene, mweru twerage omukwano. Ndi ku ssimu 0790424996.

Nnoonya sugammami ow’ekyama nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 0753685068.

Nnoonya omukazi nga w’emyaka 25 - 35 ng’abeera mu Kampala. Ali ku ddagala ng’ali siriyaasi kuba 0791971757.

Nze Biko, nnina emyaka 36, nkolera Jinja. Nnoonya anaafumba ng’ali wakati w’emyaka 25-30. Nga si mulwadde. Njagala muyonjo, wa mpisa, yasomako waakiri okutuuka mu S4 ate nga si muyaaye. Kuba 0776644191.

Nnoonya omukazi nga wa myaka 17, nze nnina 20. Kuba 0771644485 .

Nze Asan, njagala omukazi wakati w’emyaka 18 - 24 nga Musiraamu ate nga tazaalangako. Omugumiikiriza ate omwetegefu okwekebeza omusaayi kuba 0782029557.

Nze BS njagala omukyala owookuwasa nga muserikale. Njagala ali wakati w’emyaka 18 - 30. Nze nnina emyaka 30. Ali siriyaasi nkubira ku 0701472132.

Nze Isma njagala omukazi ali wakati w’emyaka 18 - 24 nga Musiraamu. Atazaalangako nga mugumiikiriza nkubira ku 0782029557.

Nze Richard K, nnina emyaka 30, mbeera Luweero. Noonya omukyala ng’alina ku ssente ng’ayinza okumpa eky’okukola. Alina okuba wakati w’emyaka 30- 45. Asiimye kuba 0779787347.

Nnoonya omukyala alina ssente ng’ali wakati w’emyaka 26 - 35. Nze ndi wa myaka 26. Asiimye kuba ku 0704973344.

Nze Isaac, nnoonya omukyala ow’ekyama. Kuba 0791448494.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yop1 220x290

Bannaddiini balabuddwa ku mulugube...

Bannaddiini balabuddwa ku mulugube gw'obukulembeze

Hub2 220x290

Ekibadde mu MTN Maratho 2017

Ekibadde mu MTN Maratho 2017

Kub1 220x290

Nkozi etikkidde abayizi 1200 Ssekandi...

Nkozi etikkidde abayizi 1200 Ssekandi n'abasaba okubeera abakozi abalungi

Bod1 220x290

Eyazze okukuba owa boda akatayimbwa...

Eyazze okukuba owa boda akatayimbwa akubye bbali owa boda n'amunyweeza; Amukubye kata amutte!

Lop1 220x290

Namukadde awangudde omudaali mu...

Namukadde awangudde omudaali mu MTN Marathon