TOP

Omusajja apangisa tonkubira

By Musasi wa Bukedde

Added 20th September 2017

Njagala musajja atali mu mbeera mbi, atapangisa, alina omulimu, anaandabirira ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Lukia1 703x422

Annet Kugumikiriza

Ogamba ki nnyabo? Ndi bulungi mukwano.

Bitambula bitya? Byandibadde birungi naye sirina ambiita.

Naye obuzibu buva ku ki? Nina obulemu ku magulu gange naye lwakuba abasajja babeera batunyooma naye nga buli kimu tukisobola bulungi.

Mpozzi ggwe ani? Nze Annet Kugumikiriza.

Ye olina emyaka emeka era obeera wa? Nina 34, mbeera Ntebe naye nsibuka Mbale.

Olinayo ku baana? Nazaalayo abaana babiri naye sibeera nabo babeera waabwe.

Wayiseewo bbanga ki nga mwawukanye ne taata w’abaana?Kati giweze emyaka esatu.

Oyagala musajja afaanana atya? Njagala musajja atali mu mbeera mbi, atapangisa, alina omulimu, anaandabirira ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Ali wakati w’emyaka 37 - 39 kuba 0756277196.

 ABAKYALA

Nze Lukia Nakiyemba, ndi wa myaka 29 mbeera Mbale. Nazaalako era nzaalibwa Iganga. Nnoonya musajja alina empisa okuva ku myaka 30 - 40 ng’amanyi omukwano ate nga Musiraamu. Alina okuba omwetegefu okubeera n’abaana bange n’okugenda ewaffe mu bakadde. Ssimu 0773709192

Nze Mirembe Amat, mbeera Masaka. Nnoonya omwami nga wa ddiini, alina empisa, mukkakkamu ate nga mutetenkanya kuba nange bwendi. Nnina emyaka 25, ndi mulemamu naye si kya maanyi. Ndi muwala wa mpisa era omukkakkamu. Asiimye ate ng’ali siriyaasi kuba 0752086345 twogere.

Nze Sarah, nnoonya omusajja nga mulungi, muyonjo ate ng’alina ku ssente. Sifa ku myaka kasita omanya ky’oyagala. Kuba 0700565380.

Nnoonya omwami eyasomako ng’ali ku ddagala lya ARVS. Njagala ng’alina omulimu ng’ali wakati w’emyaka 32 -35. Nga si mufumbo ate nga wa ssimbo. Ateekwa okuba ng’alabika bulungi ate nga si Musiraamu. Kuba 0778537471.

Nze N E njagala musajja w’emyaka 35 - 50. Nze nnina emyaka 32, mbeera Matugga. Ndi ku ssimu 0779179864 ne 0755405541.

Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 38- 55. Nina emyaka 29 nga waakyama bw’obanga tolina siriimu, nkubiraako twogere ebisingawo ku 0705728623.

Nze Namakula, nnina emyaka 25 n’omwana omu. Nnonya omwami ali wakati w’emyaka 35 -55. Asiimye 0777518486.

Nze Finah, nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ndi ku ssimu 0700716934.

Nnoonya omwami ng’ali wakati w’emyaka 35 - 65 ng’alina obusobozi. Nze Namugga, nina emyaka 26, ndi mutonotono, mukkakkamu ow’empisa. Asiimye kuba 0778417341.

Nze Maria, nnina emyaka 27 n’omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30- 50. Omwetegefu kuba 0784354649.

Nze L.D. Njagala omwami ng’alabika bulungi, atya Katonda naddala nga Mulokole. Njagala ali ku ddagala ng’ali siriyaasi ng’ali wakati w’emyaka 40 - 45. Nze nnina emyaka 35. Aneetaaze kuba 0783430869.

 

 

 

 sma amale Isma Tamale

ABASAJJA

Obulamu bugamba ki? Tebweyagala. 

Ate lwaki mukwano? Obw’omu bummazeeko emirembe. 

Obumazeemu bbanga ki? Emyaka giwezeeko. 

Mpozzi ggwe ani? Nze Isma Tamale 

Obeera wa? Mbeera Zzana 

Owezezza emyaka emeka? Kati giweze 24. 

Obuzibu osinze kubusanga wa? We bituuse njagala mukazi akuze mu birowoozo kuba abawala

abato tebalina mulamwa. Njagala nga mukozi, alina eddiini n’empisa. Sifuddeeyo oba alina abaana kasita abeera ng’alabika bulungi. Ssimu 0700996246. 

Twagala bawala babalagavu

Nnina emyaka 49, njagala omukyala ow’okuwasa nga Muganda ng’abeera mu Kampala. Njagala akuze mu birowoozo nga si muyaaye. Ow’Envuma tokuba. Ndi ku ssimu 0712887918.

Nnina emyaka 50, njagala omukyala aweza emyaka 33 muwase. Njagala nga si Musiraamu, alina empisa ate nga Muganda. Nze mbeera mu Kampala ate nazimba siri ku bya ssente. Kuba 0780238164 oba 0754357097.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa nga Mulokole. Njagala ali wakati w’emyaka 21 - 30. Kuba 0700962140.

Nze Richard, nina emyaka 36, sipangisa nnina amaka gange wano e Kamwokya era ndi musajja mukozi. Njagala omukyala ng’alabika bulungi, akola, ng’akulembeza Katonda mu buli ky’akola. Njagala amanyi ky’ayagala ate nga yakoowa agayaaye. Anaasobola okuntwala ewaabwe ng’ali wakati w’emyaka 24 - 45. Alina ebyo kuba 0752890491.

Nze Jemba A, mbeera Ntinda nnina emyaka 33. Ndi muwanvu, muddugavu. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini wakati w’emyaka 25 - 33 tukole obufumbo. Aneetaaze kuba 0704256046.

Nnoonya omukyala nga tasussa myaka 25, talina mwana ate nga mwetegefu okukola. Asiimye kuba 0753238232.

Nze Moze, nnina emyaka 44. Nnoonya suga beibe ali wakati w’emyaka 40 -50. Njagala mukyala Munyankole oba Munywarwanda. Ayagala supa kuliimu laavu kuba 0751869480.

Nze Alex T, mbeera Muyenga. Nnoonya omukazi omugumiikiriza ng’ali wakati w’emyaka 25 - 35 ng’akola kuba nange nkola. Kuba 0703780579.

Nze Eddie, nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 25 - 30. Nze ndi wa myaka 30. Asiimye kuba 0787543499.

Nze Andrew, mbeera Kireka, nnina emyaka 25. Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 30 - 60. Nkubira ku 0759299026.

Nze Diron nnoonya omukazi alina ku ssente ng’anaasobola okundaga laavu. Kuba 0706449850.

Nze Kagame, noonya omukazi alina omulimu ng’akola mu bbanka, musomesa oba owa poliisi. Kuba 0754001466.

Nze Calvary Mbayo, nnina emyaka 38. Ndi Mukiga w’e Kamwenge. Njagala mukazi ali wakati w’emyaka 24 - 36 nga talina mwana naye ng’alina omulimu. Kuba 0771661352.

Nze ND, nnoonya omukazi nga mukulu wakati w’emyaka 35 - 45 nga mulungi, mweru ate nga munene tukole omukwano ogw’ekyama. Njagala ng’akola, takozesa bitamiiza ng’amanyi omukwano, kwe gamba nga mu bulamu ayagala laavu yokka. Nnina emyaka 25. Kuba 0787236865.

Nze Shaffiq, nnoonya omukazi ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 18 - 28, muwanvu, si munene nnyo, nga musawo, musomesa, oba ng’amanyi okusiba enviiri z’abakyala. Kuba 0706528708.

Nnoonya omuwala omulungi nga tusobola okukola ssente, tukole ne bizinensi ey’awamu. Nze ndi Musiraamu era njagala omuwala nga Musiraamu. Kuba 0752646523.

Nze Ken, nnoonya omukyala ng’ali ku ddagala lya ARVS oba ng’alina akawuka. Njagala ali wakati w’emyaka 25 - 32 ng’ali siriyaasi. Saagala muyaaye ate njagala ng’alabika bulungi. Sifa ku ddiini oba ggwanga. Njagala alina ennyonta ya laavu ate nga yakoowa abafere nga nze. Kuba 0705403798.

Nze Abubakar Ahumuza, nnina emyaka 25, mbeera Kamwokya. Nakuguka mu bya kufumba era ggwe mulimu ggwe nkola. Nzaalibwa Ibanda. Nnoonya mukyala alina ke yeekoledde, amanyi omukwano, alina omulimu ng’ali wakati w’emyaka 35 - 40. Omwetegefu okwekebeza omusaayi kuba 0754147873.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasimba 220x290

Abeddira akasimba basonda za kuzimba...

Yategeezezza nti ekika kirina enteekateeka y’okuzimba ekizimbe gaggadde ekituumiddwa 'Akasimba Plaza' okukolerwa...

Seb1 220x290

Hanson Baliruno akubye abawagizi...

Hanson Baliruno akubye abawagizi be omuziki ne yeebaza Katonda olw'ekirabo eky'obulamu

Cot1 220x290

Abalamuzi bayimirizza akeediimo...

ABALAMUZI bakyusizza obukodyo bw’okusaba Gavumenti ebongeze emisaala ne bayimirizza n’okwekalakaasa kwe babadde...

Fdc1 220x290

Salaamu Musumba alangidde ababaka...

OMUMYUKA wa Ssabawandiisi wa FDC Salaamu Musumba alangidde ababaka ba Palamenti ‘’obufere’’ n’ategeeza ng’ekibiina...

Katebe 220x290

Omusawo bamukutte asenguka ekiro...

OMUSAWO abadde asenguka ekiro ng’adduka amabanja ga SACCO y’abakyala ey’obwegassi abatuuze bamutebuse ne bamukwatta...