TOP

Nnoonya omukazi ow’emyaka 50 n’okusoba

By Musasi wa Bukedde

Added 13th December 2017

Oyagala mukazi afaanana atya? Njagala mukazi akuze mu birowoozo nga wa myaka 50 n’okweyongerayo Lwaki oyagala wa myaka egyo? Nkooye abawala abato kuba batawaanya nnyo ate tebalina birowoozo bizimba.

Sajja 703x422

Amannya ggwe ani?

Nze Madson Kiyimba

Obeera wa?

Mbeera Munyonyo

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 24.

Okola mulimu ki?

Ndi muyimbi eyayimba ku bwavu ate nnina n’edduuka ly’essimu.

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako.

Oyagala mukazi afaanana atya?

Njagala mukazi akuze mu birowoozo nga wa myaka 50 n’okweyongerayo

Lwaki oyagala wa myaka egyo?

Nkooye abawala abato kuba batawaanya nnyo ate tebalina birowoozo bizimba.

Biki by’alina okubeera nabyo?

Alina okuba ng’afaayo, sifuddeyo oba alina ssente oba talina. Njagala alina empisa, akola kuba nange nneekolera.

Bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0704495950.

ABANOONYA ABALALA

NZE Dan 32, nnoonya sugammami ow’emyaka 35-50. Kuba 0753135035.

Nze Alex 30, mbeera Wakiso. Nnoonya omukyala omutono nga mwetegefu okufumbirwa. Sifa ku ky’akola, nze akasente nnina. Kuba 0751650442.

Nnoonya sugammami alina ku ssente ng’ali wakati w’emyaka 45-65. Nze emyaka nnina 27. Kuba 0755875838.

Nnoonya sugammami alina ku ssente, ow’emyaka 45 ne 65, alabika obulungi mmulage laavu. Nze nnina emyaka 27. Kuba 0755875838.

Nnoonya sugammami alina ssente. Nze Sylevesta, mbeera Makerere. Ndi Munyarwanda. Nnina emyaka 26 ate ndabika bulungi. Ayagala kuba 0704174914.

Nze Henry Musoke. Nnina emyaka 39. Nkola era nazimba nga mbeera mu Kampala. Nnoonya omuwala atasussa myaka 30, omuwanvu nga yasomako. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0777211664.

Nze Peter. Nnina emyaka 39, nkola nazimba nga mbeera Mpereerwe. Nnoonya omuwala atasussa myaka 30, omuwanvu eyasomako. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0757941467.

Nnoonya omukyala alina ssente nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Nze Abdu. Mbeera Ntebe, nnina emyaka 30. Njagala wa myaka 28-45. Kuba 0789212057.

Nze Manasse. Mbeera Kyotera. Nnina emyaka 23. Njagala sugammami ananziza mu ssomero. Nkubira ku 0791178767.

Nze NKL. Njagala omukyala nga mweru, munene, muwavu ekimala ng’akola kuba nange nkola. Njagala wa kyama. Kuba 0702491468.

Nze Wadunma Imulah. Nnina emyaka 26. Njagala sugammami nga munyirivu era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, ow’emyaka 28- 40. Omwetegefu kuba 0773229653.

Nze John 32, nnoonya omuwala ow’okuwasa ng’alina emyaka 20- 28, asomyeko, amanyi ky’ayagala. Kuba 0786579981.

Nze Dominic 25. Mbeera, Kampala. Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 18- 22 nga mwetegefu okufumbirwa. Kuba 0781532286.

Nze Micheal K. Mbeera Mpigi, nnina emyaka 23. Njagala omuwala atasussa 22 nga mwetegefu okwekebeza siriimu. Ali siriyaasi kuba 0759270566.

Nze Lucas. Nnoonya omukyala akooye obw’omu, omuntumulamu, eyazimba, alimu eddiini, ateesa wendi okumuwa omukwano n’okumuyamba ku mirimu gyakola. Nga wa myaka 25-55. Kuba 0703331610.

Nze HS. Nnoonya omuwala ow’okuwasa nga wa myaka 18-20. Nze nnina emyaka 20. Njagala Musiraamu. Ali siriyaasi kuba 0779060929.

Nze mbeera Kampala. Nnina emyaka 25. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 30-60 ng’ali mu Kampala. Kuba ku 0753402852 twogere ebisingawo.

Nnoonya sugammami alina ssente nga yeevuga. Nnina emyaka 27. Ndi Munyoro, muwanvuko, nnina kkiro 72. Kuba 0780592001 oba 0771987144.

Nze Patrick. Nnina emyaka 25. Ndi Mugwere. Njagala omukazi ow’okuwasa ow’emyaka 18-28. Amuyaaye, omutamiivu, omwenzi, Omugisu, n’Omusoga totawaana! Kuba 0787455310.

Nnoonya omuwala alabika obulungi. Njagala ng’alina omulimu. Saagala wa bizibu. Njagala atya Katonda, alina ku mpisa, ow’emyaka 18-25. Omuyaaye tonkubira. Asobola okufumba kuba 0782438731 oba 0705209020.

Nnina emyaka 40. Ndi Sheikh. Njagala omukyala atali bubi nnyo nga wa myaka 25-50. Kuba 0784476856. Nnina emyaka 39. Njagala omukyala ow’emyaka 25-40. Kuba 0701920471.

Nnoonya omukyala omunene, mweru, omuddugavu, akola era ng’ali mu Wakiso oba Kampala wakati nga wa myaka 35-40. Ali siriyaasi kuba 0780269564.

Nnoonya omukazi ng’alina ku ssente era ng’anazinteekamu mmulage omukwano. Njagala alina ku mpisa. Mbeera Luweero. Ali siriyaasi kuba 0786203439.

Nze Samuel Mugga Ssebunnya 45. Nnoonya omukyala ow’emyaka 35- 40, omukulu mu birowoozo, alina ke yeekoledde, omwetegefu okukola obufumbo, owokubipinga totawaana. Kuba 0775690173.

Nnoonya mukazi omulungi, alina ssente nga nze. Sifa ku ggwanga wadde eddiini. Asussa emyaka 60 n’omuyaaye tokuba. Njagala eyeekakasa laavu. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0755654109.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja