TOP

Nnoonya omusajja ow’emyaka 45-60

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd January 2018

Okusinga njagala musajja mukkakkamu, akola, alina ku ssente kuba nange siri bubi. Sifuddeyo oba alina abaana. Ateekwa okuba wakati w’emyaka 45- 60 ng’alina empisa. Ngenda kumukwaata bulungi ng'ekyatika.

Nyangi11 703x422

Caroline Nyangireki

Ggwe ani?

Nze Caroline Nyangireki

Obeera wa?

Mbeera Bweyale naye nga nzaalibwa Masindi mu Bunyoro.

Olina abaana bameka?

Nnina abaana basatu naye sibeera nabo.

Oli wa myaka emeka?

Ndi wa myaka 36

Okola mulimu ki?

Ndi musuubuzi mu katale e Bweyale

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Okusinga njagala musajja mukkakkamu, akola, alina ku ssente kuba nange siri bubi. Sifuddeyo oba alina abaana. Ateekwa okuba wakati w’emyaka 45- 60 ng’alina empisa. Ngenda kumukwaata bulungi ng'ekyatika.

Bakufunye batya?

Ssimu 0777806321.

 

NZE Hadijah Nambasa 32. Mbeera Kawempe. ndi Mumbejja, nazaalako era nsiba nviiri. Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa nga Musiraamu, alina omulimu, ow’emyaka 30-60 nga mwetegefu okwekebeza siriimu. Kuba 075972087.

 Nze Nishat Nakabuye 20. Neddira Ngeye, mbeera Kawempe, sizaalangako, nsoma mu yunivaasite e Makerere ndi mu mwaka ogusooka. Nnoonya omusajja Omusiraamu, ow’emyaka 26-40, alina empisa, afaayo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba0756362170.

 

Nze Evelyn Nakazi. Nnina emyaka 28, mbeera Kasangati. Nazaalako omwana

omu. Ndi musomesa omutendeke, neddira Mmamba. Nnoonya omwami atya Katonda nga si Musiraamu, akola, ow’emyaka 30-45 ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0753123070.

 

Nze Margaret Nayiga 27. Mbeera Kawempe. Ndi musomesa omutendeke, nazaalako, ndabika ate nakula bulungi. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-45, akola omulimu ogw'obuvunanyizibwa nga talina mukazi. Kuba 0702461262.

 

Nze Nambogo. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0784354649.

Nze Tendo. Nnina emwaka 25. Nnoonya omwami owokufumbilwa. Ayagala kuba 0775479056.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40- 60. Nze nnina emyaka 36. Njagala afaayo

nga wa kyama. Tusooka ku musaayi. Kuba 0793893252.

 

Nze Rema 30, mbeera mu Kampala era mwe nkolera, nnina omwana omu. Nnoonya omwami Omusiraamu, akola, eyazimba, ow’emyaka 40-45 nga tasussa baana basatu. Ateekeddwa okuba ng’ali ku ddagala lya ARVS naye ateekeddwa okubeera ng’alabika bulungi kuba nange bwendi era ng’ali siriyaasi n’okugenda mu bakadde bange. Kuba 0703643617.

 

Nze Agnes Babirye 22, mbeera Lugazi, neddira Kasanke, nnina omwana omu.

Nnoonya omwami nga Mulokole, alina amaka ng’abeera mu bitundu bya Kampala.Ateekeddwa okubeera ng’amanyi omukwano, alina omulimu, Omuganda, Omunyankole, Omucotala, atayomba ng’atya Katonda. Kuba 0704372563.

 

Nze Tracy Nakintu 24, mbeera Ntebe, sizaalangako, neddira Ngo.Nnoonya omwami omwetegefu okukola obufumbo, ali siriyaasi, alina omulimu ng’amaanyi laavu kuba nange gyekakasa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0753493517.

 

Nze Suzan Namutebi 45. Mbeera Nakulabye nakuguka mu bya kufumba. Sizaalangako, nnoonya omwami nga talina mukazi, Mukatoliki oba Mukrisitaayo nga mwetegefu okukola obufumbo, okwekebeza omusaayi, amanyi omukwano, afaayo. Kuba 0752352998.

 

Nze Rose Mirembe 42. Mbeera Bugolobi era nazaalako. Ndi musomesa omutendeke, ndabika bulungi era nsibuka Kamuli-Busoga.Nnoonya omwami omwetegefu okukola obufumbo nga wa myaka 40- 60, alina empisa, omulimu, atya Katonda nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0750440876.

 

Nze Annet mbeera Ntebe, nnoonya omusajja. omumalirivu, atali mufumbo, ali wakati w’emyaka 35-45, ali ku Ntebe Road yekka. Nze nnina omwana omu yekka n’emyaka 33. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukyala mu bakadde. Kuba 0755157411.

 

Nnoonya omwami ow’emyaka 30-45, akola, alina ku ssente. Kuba ku ssimu 0755188855. Nze Rema, nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0700204933.

 

NZE Turyahabwe. Nnina emyaka 37. njagala omukazi tukole omukwano. Ansiimye nkubira ku 0774321544.

 

Nze Robert Muyomba. njagala omukyala ali ku ddagala naye ng’alabika bulungi nga nze. Kuba 0758248329.

 

Nnoonya omukazi ow’emyaka 35-50 nze nnina emyaka 20. Nze Martin.Kuba 0753789527 oba 0779838652.

 

Nze Musa, mbeera Hoima, nnina emyaka 45. Njagala omukyala nga yazaalako, atya Katonda, eyeekozesa, omuntumulamu nga myaka 35-40. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Ayagala kuba 0792614017.

 

Nze SHS, nnina emyaka 36. Njagala omukyala ow’ekyama, ow’emyaka 18-45 nga tali mu mbeera mbi mu byenfuna. Kuba 0788056536.

 

Nnina emyaka 46. Njagala omukyala ow’emyaka 35-60, ow’ekyama, ng’akola. Kuba 0792 645177 oba weereza obubaka emisana wokka.

 

Nnoonya omukyala nga muggagga, tasussa myaka 40, omwetegefu okunteekamu ssente,alina eddiini, alabika obulungi nga muwanvu. Nze ndi wa myaka 33. Ndi musiraamu. Kuba 0788015943.

 

Nnoonya omuwala omulungi, omuwanvu, omweru, omwesigwa, amanyi omukwano nga wa myaka 20-23. Kuba 0789080983 oba 0705238929.

 

Nze Emma Nnina emyaka 25. Nnoonya omukazi alina ssente. Kuba 0792105828. 

Nnoonya omukyala ow’emyaka 30, atafumbirwangako wadde alina omwana. Njagala amanyi okwefaako. Kuba 0702855134. Nze Asimwe Robert 40. Mbeera Mityana- Kiryokya.

 

Nze JN. Ndi ku ddagala. Mbeera mu Kampala. Nnoonya sugammami alina ssente nga wa kyama nga wa myaka 35-45. Nze ndi wa aka 34. Kuba

0752728883.

 

Nze Eddy Ssebunnya 47. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, alina ku ssente n’eddiini nga wa myaka 35-50. Kuba 0775690173.

 

Nnoonya omukazi nga wa myaka 20-25. Akube ku 0771689334.

 

Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-30, ng’asobola okubeera owookubiri, ali ku ddagala lya ARVS, alabika obulungi. Nze Wery Muteesa 45, mbeera Rakai. Ali siriyaasi kuba 0701447418 twogere.

 

Nnina emyaka 32. Nnoonya sugammami wa myaka 33 n’okudda waggulu. Sifuddeyo oba alina ssente. Kuba 0706208890.

 

Nze Shafi k Mugerwa. Nnina emyaka 25, mbeera Kajjansi. Nnoonya omwagalwa owookuwasa nga Musiraamu, wa myaka 19-25, atazaalangako nga nze. Kuba 0780227261.

 

Nze William, nnoonya omukyala ali siriyaasi, akola ng’ali wakati w’emyaka 22-25. Kuba 0706551991.

 

Nze Ronnie. Njagala sugamami alina ku ssente, ow’emyaka 30- 45 nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Kuba 0775526981.

 

Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 20-30, omuwanvu omunene ng’alabika bulungi. Ayagala okubeera mu Kampala totawaana. Njagala atazaalangako. Kuba 0759009344 oba 0772009344.

 

Nze Mulangira. Mbeera Kabowa era nneekozesa. Nnoonya suga mmami nga wa myaka 30-45. Nze nnina emyaka 32. Kuba

0753632195.

 

Nze Jolly, mbeera Ntebe. Njagala omukyala nga mweru, muwanvu, atasussa myaka 30, omunene ng’anyirira. Nze nneesobola mubuli kimu. Nze nnina emyaka 37. Kuba 0701855198.

 

Nze JS. Nnina emyaka 26. Mbeera mu Kampala. Ndi Mulokole. Nnoonya omukyala alina ku ssente nga mwetegefu okubeera nange. Kuba

0773479181.

 

Nze Lauben Ndyanabo. Nnoonyaomukyala ow’ekyama, eyeetegese okwekebeza omusaayi, amanyi laavu tutambuze omukwano. Alina okuba nga Munyankole, Omutooro oba Omunyarwanda. Kuba 0788954980 0753302138.

 

Nze Job. Ndi Munyarwanda 32. Njagala omukyala ow’emyaka 25-30 nga Munyarwanda. Kuba 0706397178.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko

Hop2 220x290

Abayizi boogedde eyabookezza

Abayizi boogedde eyabookezza

Bah3 220x290

Don Bahat akomyewo ku maapu.

Don Bahat awangudde engule mu mpaka za baseerebu e South Africa ne yewaana “abangoba bakongojja…”