TOP

Nnoonya omwami anamponya ekiwuubaalo

By Musasi wa Bukedde

Added 6th February 2018

Njagala mwaami waakukola naye bufumbo, afaayo, alina empisa, akola nga tagenda kunnemesa mirimu gyange. Njagala ali ow’emwaka 55 n’okweyongerayo nga takka wansi wa buyigirize bwa S4.

Sipher 703x422

Sipher Tumuhimbise

Ggwe ani?

Nze Sipher Tumuhimbise

Obeera wa? Kanungu

Okola mulimu ki? Ndi musawo omutendeke.

Lwaki osazeewo okunoonyeza ku myaka egyo?

Mazze ebbanga ddene nga mpulira ekiwuubaalo n'okusoomoozebwa mu ngeri ezitali zimu.

Olina abaana bameka?

Nazaalako abaana bana.

Oyagala omwami afaanana atya?

Njagala mwaami waakukola naye bufumbo, afaayo, alina empisa, akola nga tagenda kunnemesa mirimu gyange. Njagala ali ow’emwaka 55 n’okweyongerayo nga takka wansi wa buyigirize bwa S4.

Bakufunye batya?

Bakube 0782471895.

ABAKYALA ABANOONYA

NNOONYA bampita Angel njangala omuwala omulungi nnyo naye nze ndimuvubuka mukozi ndi nkudangala njagala omuwala ngali ku ddagala njangara omuwala ali siriyasi anantwala mu bazadde nage mutwale ewaffe Abipinga totawana, Omusoga tokuba. 0785329185 .

Resty Nakintu anoonya omusajja atasaaga wakati w’emyaka 35-40. Ayagala bakole obufumbo kyokka ng’agenda kukkiriza okusengukira mu maka ge. Eddiini teriiko buzibu. Akube ku 0755154220 ne 0755154203.

NNOONYA omwami alina akawuka, Omusiraamu, amanyi Koran, omwetegefu okugenda ewaffe, alabika obulungi, amaliridde okumpa essanyu mu buli kimu, ow’emyaka 35-40. Kuba 0700939971. Omuyaaye tokuba.

Nze Nandudu. Ndi Mugishu. Nnina emyaka 27 n’omwana. Njagala musajja anampasa. Kuba 0706699005.

Nze Nakintu. Nneddira Ngo. Nnoonya omusajja alina laavu nga nze. Kuba 0778838085 0757299984 oba 0783149440.

Nnoonya omwami omukkakkamu, ow’empisa nga mukulu mu birowoozo. Nze nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Ansiimye kuba 0700297623.

Nnoonya omwami Omusiraamu Omuganda, Omusoga oba Omugwere, ow’emyaka 20-27. Ali siriyaasi kuba 0752245388.

Nze Fazira 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-55 tukole omukwano ogw’ekyama. Asiimye Kuba 0758953950.

Nze Rose. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0779601863.

Nze Nassuuna. Nnina emwaka 25. Nnoonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0782190987.

Nze Lydia. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya mwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0701884526.

 ackson awalya Jackson Kawalya

 

Nnoonya omukazi ananzaalira abaana

Ggwe ani?

Nze Jackson Kawalya

Obeera wa?

Kyebando ku lw'e Gayaza.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 31.

Okola mulimu ki?

Ntundangoye

Olina abaana bameka?

Sizaalangako naye nnoonya omukazi ananzaalira abaana.

Weddira ki?

Neddira Nseenene.

Omukazi gw’onoonya alina akubeera atya?

Alina kubeera omwesimbu, alina empisa, omwetoowaze nga tasussa myaka 40 ate ng'alina ke yeekoledde. Tugenda kusookera ku kwekebeza musaayi oluvannyuma tulabe ekiddako.

Bakufunye batya?

Ssimu 0706865486.

NZE Isaac, nnina emyaka 34. Mbeera Nansana. Nnoonya omukyala ow’okuwasa. Njagala wa myaka 18-32. Omuyaaye totawaana. Kuba 0790492970

NZE Moses Ssali 29. Ndi mutuuze w’e Nabbingo. Nnoonya omukazi owa langi yonna, ali wakati w’emyaka 25 -30, sifaayo ku ggwanga lye kasita abeera nga Munnayuganda. Njagala ng’alina ky’akola ssi buli kimu kutunuulira nze ng’alina omukwano ogwanamaddala tukole obufumbo. Kuba 0756872538.

Njagala omukyala omwetegefu okunfumbirwa. Alina okuba nga yasoma nasukka S.4, alina eddiini nga wa myaka 30-37. Sisosola mu ggwanga. Kuba 0792729335.

Nze Vincent 27. Mbeera Kampala. Neddira Ngabi. Njagala omukazi ng’alina ku ssente, ow’emyaka 35-40 ng’akola. Ali siriyaasi kuba 0787595142.

Nnoonya sugammami alina ssente ng’asobola okuzinteekamu ssente. Njagala omukkakkamu, atali mukambwe kuba nange ndi muwulize. Ndi mwetegefu okukola kyayagala. Ali siriyaasi kuba 0787651250.

Nnoonya omuwala omulungi, alina empisa nga wa myaka 18- 22. Mbeera Masaka. Kuba 0786543866. Omukiga totawaana.

Nze Akram Kiganda. Mbeera Makindye. Ndi makanika mu Ndeeba. Nnina emyaka 26. Noonya omukazi ow’emyaka 30- 40. Ankubire ku 0759103534. 

Nnoonya omukyala ow’okukuba embaga. Njagala alina akabina ate nga si muwanvu. Ayagala kuba 0705000952. 

Nze Jjemba A. Mbeera Ntinda. Nnina emyaka 33. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini, ow’emyaka 25-33 tukole obufumbo. Anneetaaze kuba 0704256046.

Nze Yusuf K 32. Njagala sugammami, Omusiraamu, ayagala laavu enzijuvu, ow’emyaka 30-45, nga tunaagenda ku musaayi. Kuba 0701985910.

Nnoonya omukyala Omuganda, omumpi ate nga alina ku ssente. Nnina emyaka 20. Kuba 0700980328.

Nnoonya omukazi atasussa myaka 45. Nnina emyaka 29. Kuba 0787381938.

Nze FK. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 28. Njagala sugammami ow’emyaka 30-50 nga talina siriimu. Kuba 0783051871 oba 0704108627.

Nnonya omukyala. Nze Mulangira M, Frank. Mbeera South Afrika. Njagala omukyala omufunyi nga nze. Kuba 0759025926

Nnoonya sugammami alina ku ssente. Emyaka si kikulu. Kuba 0701883107.

Nze Eric Mukasa. Nnina emyaka 32. Kitange Muganda ate mmange Mutanzania. Naakadda mu Uganda. Nnoonya omukyala alina omulimu, ow’emyaka 24-35, Owengabi totawaana. Tusooka kwekebeza siriimu. Kuba 0757858591.

NZE Ronald Kirabira 32. Mbeera Kyambogo, nnina omwana omu era nazimba. Nnoonya omukazi ow’okuwasa nga talina musajja. Njagala wa buvunaanyizibwa, ow’emyaka 18-30 nga tasussa mwana omu. Kuba 0700527740.

Nze Ronald Nsubuga 25. Mbeera Kasangati. Ndi muzimbi, nnina omwana omu. Nnoonya omukyala atasussa

myaka 22, alina empisa, amanyi laavu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0758638221.

Nze Martin Ssuuna 35, mbeera Wakiso. Ndi musomesa omutendeke, nnina abaana babiri. Nnoonya omukazi akola omulimu ogw’obuvunaanyizibwa, ow’emyaka 19-28, atasussa mwana omu, alina empisa. Kuba 0705220888 oba 0756643501.

Nze Solomon 29. Ndi mweru, muwanvu, wa kiwago era nkola. nnoonya omukyala ew’emyaka 30-45, ng’akola. Sifa ku bulungi oba sayizi naye kasita aba n’okwagala. Kuba 0792984169.

Nze MH, nnina emyaka 24. Njagala omukazi omukulu nga mugagga ng’alina ssente twagalane. Kuba ku 0756026594.

Nnoonya omukazi omumpi, omunene, atali muyaaye ng’asobola okwessaamu ez’entambula, ow’emyaka 25. nze nnina emyaka 38 n’omulimu. Kuba 0788450266.

Nnoonya omukyala Omusiraamu, omugagga, ow’emyaka 40-60. Nze nnina emyaka 60. Kuba 0700574750.

Nze James Kato. Mbeera Kabowa. Nnoonya omukazi ow’emyaka 22-38. Kuba 0703407078.

Nze Richard 25. Njagala sugammami alina ssente ow’emyaka 30-35. Kuba 0706130594.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwanangaluaekikajjyo11webuse 220x290

Endabirira y'amannyo g'omwana eneegakuuma...

Okuziyiza amannyo g'omwana okulwala mu bukulu otandika mu buto okugayonja n'okugajjanjaba.

Katereggangalagaapozatundawebuse 220x290

Okutunda apo nkuguzeemu embuzi...

Nasooka kusiika capati e Iganga ne nzija e Kampala okutunda apo mwe nfuna 200,000/- omwezi era nguzeemu embuzi...

Sserunkuuma2webuse 220x290

Ebbumba eryenyinyalwa abasinga...

Bulikye mmumba nkijjuukirirako maama eyambeererawo mu bulamu kyokka n'atabaawo kugabana ku ntuuyo ze.

Kap2 220x290

Agambibwa okusobya ku w’emyaka...

Agambibwa okusobya ku w’emyaka 78 bamulagidde yeewozeeko

Muv1 220x290

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa...

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa Kennedy Kyakuwa