Ggwe ani?
Nze Teopista Ndagire.
Obeera wa?
Mityana
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 25.
Okola mulimu ki?
Ndi mulimi.
Olina abaana bameka?
Sizaalangako.
Oyagala musajja wa kika ki?
Okusinga njagala musajja akola safaali, amanyi omukwano, alina empisa, afaayo, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 35 ne 48 anampeesa ekitiibwa mu bakadde.
Lwaki oyagala akola safari?
Anti buli lwakomawo omukwano gubeera mupya ate nga buli omu yeesunga munne.
Bakufunye batya?
Bakube 0706271710.