TOP

Nsinga kwagala musajja Muzungu

By Musasi wa Bukedde

Added 27th February 2018

Njagala musajja okusinga nga Muzungu, afaayo, ow’emyaka 24 n’okweyongerayo, alina eddiini, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano.

Nakye1 703x422

Nakyejwe

Ggwe ani? Nze Sharon Nakyejjwe

Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 23

Obeera wa? Nyanama

Oyagala musajja atya? Njagala musajja okusinga nga Muzungu, afaayo, ow’emyaka 24 n’okweyongerayo, alina eddiini, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano.

Bakufunye batya? Bakube 0706694184

ABAKYALA

NZE Shamirah Mulungi 30. Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okundabirira. Njagala ali wakati w’emyaka 35-60 ng’ampeesa ekitiibwa. Saagala atali siriyaasi. Kuba 0785158963.

Nze Rashan 26. Nnoonya omwami ow’eddiini, atya Katonda, ow’empisa n’obwesigwa ate nga mukozi. Nninako obulemu ku kugulu naye si bw’amaanyi era ndabika bulungi. Ndi Makerere nsoma mateeka nga ndi mu mwaka gwange ogusembayo. Ansiimye nkubirako ku 0787206936.

Nze Shakira Nakaggwa 23. Mbeera Kansanga, ntunda dduuka, nazaalako, neddira Ndiga. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-40, amanyi laavu, atya Katonda, omwetegefu okumuzaalira n’okugenda mu bakadde bange. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano kuba ngwekakasa. Kuba 0753493517.

Nze Aisha Namiiro 34. Mbeera Masaka, neddira Mmamba, nsiba nviiri n’okuyooyoota abakyala era gwe nakugukamu. Nazaalako naye abaana sibeera nabo. Nnoonya omwami nga Musiraamu ali ku ddagala lya ARVS, amanyi laavu kuba nange ngyekakasa, afaayo, eyazimba, omwetegefu okugenda mu bakadde bange nga wa myaka 35-50. Kuba 0752320165.

Nze Sylvia 30. Ndi Mumbejja, mbeera Nalukolongo, ntunda dduuka, nasomako, nninayo omwana omu naye sibeera naye. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, afaayo alina empisa, atalina mukazi. Kuba 0703320316.

Nze Mariam Nicole 29. Mbeera Bweyogerere, ntunda dduuka, nzaalibwa Busia, nnina omwana omu. Nnoonya omwami Omusiraamu nga muwanvu, sifaayo ku bya bugagga kasita abeera n'obusobozi bw'okundabirira ng’ali wakati w’emyaka 30-40. Kuba 0787999490.

Nnoonya omwami ow’okufumbirwa nga muntumulamu anaasobola okukyalako mu bakadde bange. Nnina emyaka 27. Kuba 0701284277.

Nze Jesca, mbeera Jinja. Nnina emyaka 40. Njagala omusajja ow’emyaka 50-75, alina omulimu nga si muyaaye. Nze nkola mu katale. Kuba 0775608709.

Nze Hope ndi wa myaka 22. Nnoonya omwami oweddiini, ow’empisa, omukozi ate nga si Musiraamu, muwanvu, ng’ali wakati w’emyaka 27-30. Tujja kwekebeza siriimu. Anjagala kuba 0703964091.

Nze Farida, nnina emyaka 28. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Ansiimye kuba 0752690822.

Nze Nakasi. Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 45-48, Omukatoliki, atasussa baana babiri, atalina mukazi ng’alina omulimu. Nze ndi musomesa. Kuba 0750308375

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-40, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’alina omulimu. Nze Flo. Kuba 0705166642.

Nze Annet, mbeera Ntebe. Njagala omusajja omumalirivu nga mufumbo, ow’emyaka 35-45, ali ku luguudo lw’e Ntebe yekka. Nze nnina omwana omu n’emyaka 33. Tujja kwekebeza omusaayi n’okukyala mu bakadde bange. Kuba 0755157411.

Nnoonya omwami ow’emyaka 30- 45, akola, alina ku ssente. Kuba 0755188855.

Nze Rema. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Kuba 0700204933.

Nze Namakula. Nnina emyaka 26. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35- 55. Kuba 0777518486.

Nze Sharifah 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 37-58, akuze mu birowoozo. Kuba 0703404654.

Nze Nashimu. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0701143755.

Nze Ritah Nalukwago,42. Mbeera Ntebe. Nnoonya omwagala nga si mufumbo, ali wakati w’emyaka 45-57 ng’alina eddiini ate ng’afaayo. Sifaayo ne bw’aba nga yazaalako naye alina okuba ng’akola kuba nange nkola. Kuba 0772582348.

Nnoonya omwami ow’emyaka 60-70 ng’asobola okulinnya olusozi n’alumalako. Ataweza myaka egyo totawaana. Ansiimye kuba 07550574110. 

 

Ggwe ani? Eric Muwanguzi

Obeera wa? Kalagi Mukono

Weddira ki? Nneddira Nvubu

Olina abaana bameka? Nnina omwana omu.

Okola mulimu ki? Nkola mu byamazzi

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki? Njagala mukazi nga ssi mukyakaze, alina empisa asobola okunnyambako mu by'enkulaakulana nga mwetegefu okwekebeza
omusaayi.

Bakufunye batya? Bakube 0753836354.

ABAAMI 

NZE Micheal 34, mbeera Ntebe. Nnoonya omukyala ow’okukola mukwano ogw'ekyama nga yakoowa eby'okuzaala ng’alina ennyonta ya laavu, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0705360000.

Nnoonya omukyala alabika obulungi, amanyi laavu nga mukulu twerage laavu. Nnina emyaka 30. Njagala wa myaka 26-38 ng’akola. Kuba 0704414412.

Nze Sam Tugume. Nnoonya omukazi ow’emyaka 25- 40, alina ssente, akola kuba nange nkola tukole obufumbo. Ansiimye ku ng’ali siriyaasi. Kuba 0784828311.

Nze Gerald 39. Njagala omukyala atya Katonda, ng’alina empisa twagalane anneetaaze nkubirako twogere ebisingawo ku 0704256046.

Nnina emyaka 40. Nnoonya omukazi alina ku ssente ng’anaampagirako ku pulojekiti zange. Kuba 0779805684. Ndi wabuvunaanyizibwa era ndabika bulungi. Njagala omukazi ow’emyaka 38-50, Omunyakole oba Omunyarwanda. Nkubira 0777135035.

Nze Tumwesigye. Nnina emyaka 25. Nnoonya sugammami ow’emyaka 30- 45. Kuba 0775844326.

Nze Bens 30. Ndi yinginiya era nkolera Kampala. Njagala omukazi nga mweru nnyo,wa kabina kanene, akolera mu Kampala, ow’emyaka18-45, nga waakuwasa. Kuba 0781891459.

Nnoonya mukazi omwetegefu okukola obufumbo. Nze nnina abaana naye mbeera noomu asoma P2 eno e Kaluma. Nnina bizinensi. Ali siriyaasi ag’asobola okulunda enkoko eηηanda n’embuzi nkubiraako ku 0701636938 oba 0789099432.

Nze Thomas Ogwal. Nze Malcom, Mbeera Kireka. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 19-25, ayagala abantu, atya Katonda, atanoonya byanfuna ng’alina omulimu gwonna. Sifa ku ggwanga wadde eddiini, kasita abeera muntumulamu ng’amanyi omukwano. Ansiimye kuba 0700579947 obudde bwonna.

Nnoonya omukazi nga wa myaka 18-20. Nze Moses M. Kuba 0759670587.

Nnoonya omuwala Omulokole, omusawo oba omusomesa wa nnasale nga tasussa myaka 26. Nze nnina emyaka 29. Kuba 0706322443.

Nze Joel, nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala ow’okuwasa, omulungi, ali siriyaasi nga wa myaka 18-28. Omuyaaye totawaana. Kuba 0704010619.

Nze SRB. Njagala omukazi nga si wa Mbogo oba Lugave, ow’emyaka 26-30. Tujja kwekebeza siriimu. Kuba 0758056550.

Nnoonya omukyala nga wa myaka 20-25, eyasomako okutuuka mu siniya. Ndi ddobbi. Nnina emyaka 30. Ali siriyaasi kuba twogere 0700419174.

Nze M.k. 26. Mbeera mu Kampala. Ndi Munyankole. Nnoonya omukyala ow’okukola naye omukwano ogw’ekyama. Njagala wa myaka 22-48 ng’alina ennyonta ya laavu. Ayagala kuba 0777667821 oba 0700816096.

Nze Alex Mbaziira. Mbeera Mbalala- Mukono. Nnina emyaka 24. Njagala sugammami ow’emyaka 30-60, alina ssente muwe laavu nga tajula. Kuba 0705499363.

Nze Tom 35. Ndi muddugavu, muwanvu. Mbeera Kampala. Njagala omukazi atya Katonda, alina empisa twagalane. Eggwanga n’eddiini si nsonga. Anjagala kuba 0756117993.

Nze Huzaifah 26. Mbeera Gomba. Nnoonya sugammami ow’emyaka 35- 55 ng’alina ku ssente nange mmulage laavu. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0752112959.

Nze Emma Rockie Sigire. Njagala omukyala Omulokole ow’empisa nga wa myaka 20-27 tukole obufumbo. Ali siriyaasi kuba 0786945035 twogere ebisingawo.

Nze Kagame. Nnoonya omukyala akola mu dduuka, omusomesa, omuserikare nga munene. Kuba 0754001466.

Nze Andrew. Nnina emyaka 28. Njagala omuwala omulungi, omukkakkamu, atya Katonda ate nga mukozi. Mbeera mu Kampala. Ndi Munyankole. Njagala wa myaka 18-28. Kuba 0756565751oba 0773529642.

Nnoonya omukazi ng’alina omulimu nga wa myaka 20- 30. Kuba 0788022209 oba 0750321979.

Nnoonya omukazi omulungi, alina ssente nga mugagga. Kuba 0784923832. Nnina emyaka 35. Njagala omukyala ow’emyaka 22-25, omusomesa oba omusawo oba omukozi wa gavumenti. Ndi Musiraamu. Sifa ku ddiini. Kuba 0793230560.

Nnina emyaka 31. Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 30-45. Ndi mutono, muwanvu. Kuba 0703173175.

Nze Yusuf M 26 nga Mbeera Iganga. Nnoonya omwagalwa omukkakkamu, alina empisa, ategeera abantu ate nga mulungi nga nze. Kuba 0756257074.

Nnoonya omukyala Omutooro nga wa myaka 18-25. Nze ndi wa myaka 27. Njagala atazaalangako, omweru, omunene. Ali siriyaasi kuba 0786170874.

Nze Moses K. Nnoonya omuwala ow’emyaka 18-20, Omunyakole oba Omuganda. Kuba 0759382414.

Nze Gon Kizza. Njagala omukyala ali siriyaasi. Mbeera Salaama Road Makindye. Njagala omukazi ow’emyaka 20-25. Nze nnina emyaka 28. Njagala ali siriyaasi. Kuba 0758664036.

Nze Bruce. Mbeera Mbarara. Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 19- 66 ng’alina ku ssente. Omukwano ngwekakasa. Kuba 0754134920.

Nze Ronie mbeera Iganga noonya mukazi nga wa myaka 18 nze nina 22, njagala omutuufu kuba 0705664305.

Nze SS, mbeera Mubende. Nnina emyaka 30. Ndi ddereeva. Nnoonya omuwala ow’okuwasa. Njagala mulungi, mweru, si munene nnyo, amanyi omukwano ow’emyaka 20-25. Ansiimye kuba 0770533660.

Nze Meddy. Mbeera Busia. Nnoonya omukazi ow’emyaka 20 ku 26 ayagala kuba 0703901349.

Nze Banic 58. Nsomesa Ntinda. Njagala omukyala akola, asobola okwerabirira, nga takka wansi wa myaka 45. Sifa ku ggwanga wadde eddiini. Weereza ku whatsapp 0793804416.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...

Kasangati 220x290

Bawambye omuwala omulala e Kasangati...

ABAWAMBA abantu beesomye luno, bawambye omukazi omulala e Kasangati ne basaba obukadde 10, kyokka olubaweerezzaako...