TOP

Nnoonya omusajja omukkakkamu

By Musasi wa Bukedde

Added 1st May 2018

Alina okuba ng'ali wakati w'emyaka 27-35,akola, alina eddiini, asobol a okundabirira, okwekebezaomusaayi, okugenda gye banzaalanga ss i mutamiivu ate nga mukkakkamu.

Take 703x422

Safiina Babirye

Amannya ggwe ani?

Nze Safi ina Babirye

Obeera wa?

Kayunga

Olina abaana bameka?

Nnina omu

Weddira ki?

Lugave

Okola mulimu ki?

Ntunda dduuka

Bisaanyizo ki omusajja gw’oyagala by’alina okubeera na byo?

Alina okuba ng'ali wakati w'emyaka 27-35,akola, alina eddiini, asobol a okundabirira, okwekebezaomusaayi, okugenda gye banzaalanga ss i mutamiivu ate nga mukkakkamu.

Abakwagala bakufunye batya?

Bakube 0751408585

ABANOONYA ABABEEZI

Nze Jackline 28, mbeera Kajjansi, neddira Ffumbe, nakuguka mu byakukola nviiiri era bye nkola. Nnoonya omwami akola omulimu ogw'obuvunaanyizibwa ogusobola okutubeezaawo, ow’emyaka 30-40 nga mwetegefu okugenda mu bakadde. Kuba 0783700275.

Nze Jane Namutebi 35. Neddira Mmamba. Mbeera Nansana, ntunda dduuka, nnina abaana babiri. Njagala omwami ow’emyaka 40-52, omwetegefu okwekebeza omusaayi, alina abaana, alina empisa, amanyi omukwano nga mwetegefu okukola obufumbo.Kuba 0787871933.

Nze Shakirah, nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0775743647.

Nze Aisha. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0771886755.

Nnoonya omusajja omunene, omuwanvu, eyazimba nga mwetegefu okugenda ku musaayi n’okumwanjula ewaffe. Nnina emyaka 22. Kuba 0705314298.

Nze Juliana. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.

Nze Erinah. Ndi Muganda, nnina emyaka 36. Mbeera Kasubi, neddira Mmamba. Nnoonya omusajja gwe naazaala naye omwana omu oba babiri. Njagala Muganda, Mukristaayo oba Mukatoliki, omugagga, eyeevuga, ayagala abaana, alina omukwano n’eddiini mu mutima, anaazimbira amaka era n’andabirira. Kuba 0701829716.

Nze Norah. Nnina emyaka 46. Nnoonya omwami ow’emyaka 49-60, Omukatoliki, omuwanvu, omunene tukole obufumbo Obutukuvu. Ali siriyaasi kuba 0779176670.

Nze N Frovia. Nnoonya omwami Omulokole nga wa myaka 39-65. Kuba 0780105547.

Noonya omwami Omusiraamu, atya Allah, ow’emyaka 35-40 batuwoowe mu kisiibo. Ali siriyaasi kuba O702908423.

Nze Shirat Kirabo. Mbeera Mbarara. Njagala omwami omwetegefu okumwanjula ewaffe, alina empisa ne ku ssente. Omwavu totawaana. Ndi mweru wa kigero. Nnina emyaka 22. Njagala wa myaka 27-35 alina okuba nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 0755826793.

Nze Juliet 30. Nnoonya sugaddadi ng’alima ku ssente, eyeevuga ng’ajja kusobola okundabirira. Alina abakazi ababiri totawaana. Kuba 0773922836 0706161893.

Nnoonya omwami Omuganda, Omulokole, nga mukozi nga wa myaka 32-40. Nze Lenah. Nnina emyaka 28. Kuba 0783727776.

Nze Shamy. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0777659594.

Nze Aisha. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0771886755.

Nze Sarah. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa, ayagala kuba 0700204933

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...

Kasangati 220x290

Bawambye omuwala omulala e Kasangati...

ABAWAMBA abantu beesomye luno, bawambye omukazi omulala e Kasangati ne basaba obukadde 10, kyokka olubaweerezzaako...