Amannya ggwe ani?
Nze Agnes Nansubuga
Obeera wa?
Ndejje
Weddira ki?
Mmamba
Olina emyaka emeka?
Nnina 27
Okola mulumu ki?
Nsiba nviiri.
Biki by’oyagala ku musajja?
Njagala omwami omwetegefu okwekebeza omusaayi, alina empisa, afaayo nga si muyombi ng’ali wakati w’emyaka 30 -40.
Bakufunye batya?
Ssimu 0704178097.