TOP

Njagala omusajja alina empisa

By Musasi wa Bukedde

Added 5th June 2018

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Omwami alina okuba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola, alina empisa, asobola okugenda mu bakadde bange.

Nonya 703x422

Ggwe ani?

Nze Jamira Namugalu

Obeera wa?

Mbeera Mukono

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 20

Olina kizibu ki?

Njogera naye olulimi lwange terwatula bulungi ebigambo ebimu naye buli kimu nkisobola bulungi .

Okola mulimu ki?

Sirina kye nkola nkyabeera mu bakadde bange.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Omwami alina okuba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola, alina empisa, asobola okugenda mu bakadde bange.

Bakufunye batya?

Essimu 0754746776.

NNOONYA omukyala ow’emyaka 23- 32, atazaalangako, omukkakkamu, alina empisa era atya Katonda. Ayagala obufumbo yekka, nga si wa Ffumbe oba Ngonge ne bw’oba tewasoma nnyo. Nkubira ku 0704951637.

Tujja kugenda mu musaayi. Nze Moses. Nnoonya omuwala omulungi, Omuganda oba Omunyakole. Kuba 0788426300.

Owemmamba totawaana. Nze Daney ndi mweru, muwanvu ate ndi mulungi nnyo. Njagala omukazi ow’emyaka 18-45, alinawo ku ssente ne laavu. Aneetaaze kuba 0752160052 oba 0782438808.

Nnoonya omukazi ow’emwaka 32 n’okudda waggulu, eyasoma, akola, omuwanvu, omunene nga muddugavu. Kuba 0753719489.

Nze Wagaba. Mbeera Nalya. Njagala omukyala omwetegefu tukole omukwano nga wa myaka 30-45. Omwetegefu kuba 0704256046.

Nnoonya sugammami ow’emyaka 25-40 ng’alina ku ssente. Nze nnina emyaka 32. Ayagala okuntikkula oluwombo lwa laavu kuba 0701894939.

Nze Fred. Njagala omukyala ow’okubeera naye. Ateekwa okuba Omulokole, Muganda, alabika obulungi, anaayongera mu bizinesi yange ssente, ow’emyaka 20-30. Anneetaaze ng’ali siriyaasi weereza obubaka ku 0775206768.

Nze Nawera. Njagala omukyala nga si munene nnyo, amanyi omukwano, atali mulwadde wa siriimu nga wa myaka 25-35. Kuba 0702969145.

Nze Charles Wamala 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-26 ng’alina empisa. Kuba 0754793615 oba 0797113700.

Nze Tom 37. Mbeera Kampala. Ndi muddugavu, muwanvu era nazaalako abaana babiri naye sirina mukazi. Njagala omukazi alina empisa n’eddiini. Kuba 0756117993.

Nnoonya omukazi ow’ekyama. Njagala muyivu, atalina kawuka, ali okumpi ne Masaka nga wa myaka 18-32. Tobiipinga. Kuba 0751924578.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ow’emwaka 25-32, alina ssenga oba bazadde be. Nze ndi muwanvu, mweru, sinywa mwenge wadde sigala. Kuba 0703468526.

Nze Jose. Mbeera Iganga. Nnoonya omukyala ow’okuntwala mbeere naye tukole omukwano. Nnina emyaka 25 njagala ali wakati w’emyaka 20 -50 ate njagala mugagga kubanga nze sirina ssente. Anjagala kuba 0775631790.

Nnoonya omukyala ategeera bizinensi y’okutunda sipeeya wa mmotoka n’okulunda enkoko z’amagi. Kuba 0705273052.

Nze Mukiibi. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 25 ali ku ARVS. Kuba 0784134141.

Nze Ivan 28. Nnoonya omukyala omukulu, ali wakati w’emyaka 35-40, omunene nga mwetegefu okubeera nange. Kuba 0706662470.

Nze Peter Odongo. Mbeera Mbale. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 22-28 tukole obufumbo. Kuba 0775929600.

Nze Edrisa. Njagala sugammami ali siriyaasi kuba 0701041491.

Nze Ark, nneddira nnyonyi. Nkolera mu West Nile. Nnina emyaka 32. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 20-25, alabika obulungi, ow’empisa, omukozi, alina ageemugga nga tasussa mwana omu. Ali siriyaasi kuba 0780416464.

Nnina empisa n’eddiini. Njagala omukazi ow’obuvunaanyizibwa ow’emyaka 28- 30, alina omulimu. Kuba 0751778986.

Nze Johnson B. Njagala omukazi ow’emyaka 30-40 ne bw’aba nnamwandu oba yazaala sifaayo. Njagala alina ssente nga nze. Kuba 0754447626.

Nnoonya omukyala owookuwasa ng’alina eddiini. Njagala ali wakati w’emyaka 19-25 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Ali siriyaasi kuba 0700339212 twogere.

Nze nnina emyaka 26. Nnoonya omukazi ow’emyaka 23-28. Kuba 0756750059.

Nze MT. Njagala omukazi ow’empisa ng’atya Katonda. Njagala ow’emyaka 18-25, bw’aba yazaalako nga tasussa mwana omu. Nze mbeera Mukono era nazimba, ndi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Muntu703422 220x290

Aba FDC beesoma kugangavvula Muntu...

AKAKIIKO ka FDC akakwasiza empisa kagenda kutuula okusalawo kye bagenda okukolera abakungu b’ekibiina okuli eyali...

Paka 220x290

Paasita gwe yafeze emitwalo 40...

Paasita gwe yafeze emitwalo 40 e Kyebando alaajana

Gaga 220x290

Omugagga akoonye amayumba g'abatuuze...

ABANTU abasoba mu kkumi ku kyalo Namakofu mu muluka gw’e Bubuubi e Bamunaanika mu Luweero tebakyalina we basula...

Amakagabasiime 220x290

Abadde yaakawasa omugole ow'olunaku...

OMUSAJJA abadde yaakawasa omugole ow’olunaku olumu attiddwa mu bukambwe ne bamuggyamu ekibumba ne bakissa ku mabbali...

Laba 220x290

Afumise muganzi ze ekiso ng’abaana...

Abatuuze b’e Ssenyange mu ggombolola ya Nyendo - Ssenyange e Masaka baguddemu entiisa omuvubuka bwafumise muganzi...