TOP

Nnoonya musajja Musiraamu

By Musasi wa Bukedde

Added 13th June 2018

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Njagala mwami Omusiraamu nga naye tayogera bwe tunafaanaganya embeera, alina omulimu nga talina mukazi mulala ng’alina n’empisa.

Talapa 703x422

Ggwe ani?

Hadijjah Namakula

Obeera wa?

Kagoma

Weddira ki?

Lugave

Okola mulimu ki?

Ntunga ngoye era gwe mulimu ggwe nakugukamu

Olina abaana bameka

Ssizaalangako wadde okufumbirwa

Olina buzibu ki?

Nnina obuzibu bw'okwogera n'okuwulira.

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki?

Njagala mwami Omusiraamu nga naye tayogera bwe tunafaanaganya embeera, alina omulimu nga talina mukazi mulala ng’alina n’empisa.

Bakufunye batya?

Ndi ku ssimu: 0706222350

NZE Joan. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0703056931.

Nze Olivia, nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0703056931.

Nze Rahuma 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 37-58 tukole omukwano ogw’ekyama. Ndi wa kigero, era wa katakketakke. Kuba 0700988177.

Nze Maria, nnina emyaka 26 n’omwana. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0784354649.

Nze Nakimbugwe. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami naye nga si waakupapira bufumbo. Njagala wa myaka 35-50. Ansiimye kuba 0779601863.

Nze Gertrude. Nnina emyaka 35 n’abaana babiri. Nnoonya omwami ow’emyaka 39-45, ow’obuvunaanyizibwa ate ng’akola nga nze. Njagala atali mufumbo ate ateekwa okuba nga mugumiikiriza. Kuba 0756183536.

Nnoonya ow’emyaka 60 n’okusukkawo. Oweffumbe totawaana. Anneetaaze kuba 0757086672.

Nze Maria ndabika bulungi. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Ali siriyaasi kuba 0701884526.

Nze Susan, nnina 30. Njagala omusajja ow’emyaka 35-50 tukole obufumbo. Njagala ali ku ARVs. Kuba 0772330125.

Nze Patience. Nnoonya omwami ali ku ARVS. Njagala akola nga wa myaka 32-40. Kuba 0797280336.

Nze Damalie, nnina emyaka 35 n’abaana babiri. Nnoonya omwami ow’emyaka 39-45 nga wa buvunaanyizibwa nga si mufumbo. Kuba 0756183536.

Ndi muwala mulungi. Nkola era nninawo ku ssente ezimala. Njagala omusajja tukole omukwano. Nkubiraako ku 0781888402, 0706426851.

Njagala omusajja ow’okufumbirwa ng’ali mu Kampala ne Wakiso nga wa myaka 33-46. Kuba 0779027112.

 

 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bo1 220x290

Bobi Wine wakuvunaanibwa mu kkooti...

Bobi Wine wakuvunaanibwa mu kkooti y'Amagye

Index 220x290

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa...

Ebya Bobi Wine bibi! Agenda kuvunaanibwa kkooti y'amagye lwa kulya mu nsi ye lukwe

39248881101567630827890782826876916504461312n 220x290

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola...

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda g'eyise enjaga ewa Bobi Wine:'Twabisanze mu wooteri mw'abadde...

Shecranes03 220x290

She Cranes ekubye Malawi mu za...

SHE CRANES ttiimu y’eggwanga ey’okubaka enkya ya leero eyongedde okulaga nga bw'eri emmalirivu okusigaza engule...

Hip1 220x290

Nnansi agenze ku ndagu okutereeza...

Nnansi agenze ku ndagu okutereeza amaka ne bamubba