TOP

Nnoonya omusajja eyazimba nga yeevuga

By Musasi wa Bukedde

Added 29th August 2018

Oyagala omwami alina bisaanyizo ki? Okusinga njagala omwami muwanvu, eyazimba, eyeevuga, afaayo ng’alina empisa. Bakufunye batya?

Kola 703x422

MWANA muwala ng'onyirira bulala.

Neewa emirembe mukwano.

Bw’ompa ku bikunyiriza.

Ssi byangu byakufunika.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Sharon Sumayiya

Obeera wa?

Kisaasi

Waakalya Kulisimaansi mmeka?

Ziweze 23.

Okola mulimu ki?

Ndi musawo omutendeke.

Olina abaana bameka?

Nninayo abaana babiri

Oyagala omwami alina bisaanyizo ki?

Okusinga njagala omwami muwanvu, eyazimba, eyeevuga, afaayo ng’alina empisa. Bakufunye batya?

Ssimu 0775874080.

Naffe tukooye empewo y’ekiro

NTUNDA sipeeya. Ndi mukazi mulungi ekimala. Njagala omusajja tukole omukwano ogw’ekyama. Ali siriyaasi nkubiraako ku 0751869893 oba 0756849820.

Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0756369432 oba 0756732314.

Nze Stella 35. Nnoonya omwami owokufumbirwa. Ayagala kuba 0774747024.

Nze Nayiga, nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0754273505.

Nze Tendo, nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0775743647 twogere.

Nze Faith Akampa. Njagala omwami atya Katonda nga tapangisa. Ne bw’aba alina abaana si nsonga. Ali siriyaasi kuba 0775014175.

Nze Yudaya Namugabo. Nnina emyaka 29. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0787562746.

Nze Diana noonya omusajja alina ssente mmulage omukwano. Njagala akola. Kuba 0703858275.

Nze Jackie, nnina emyaka 20. Nnina omwana. Njagala omubeezi ananyanjula ewaffe n’okunkolera bizinensi. Omwetegefu okwekebeza kuba 0785092813.

Nze Debra. Mbeera Mbiriizi. Nnina emyaka 40. Nnoonya omusajja ow’emyaka 45-55, ng’ali ku ARVS. Ayagala kuba 0783598840 oba 0706442618.

Nze Eve, mbeera Mbarara. Nnina emyaka 25. Sizaalangako, nakoma ku yunivasite. Nnoonya omusajja omuyivu ow’emyaka 28-35. Ali ku ARVS kuba 0783003296.

Nnoonya omwami gwe tunakkaanya nga wa mazima tubeere ffenna era tukole obufumbo. Kuba 0756088619.

Nze Violah 28. Mbeera Kampala. Nnina omwana omu, nsiba nviiri, ndi Mulokole. Nnoonya omwami Omulokole. Kuba 0786357111.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kavuma1jpgweb 220x290

Omukazi yanfera omukwano

Nze Abdurrahman Musingunzi 25, mbeera Kalerwe. Twasisinkana n’omukazi mu ttendekero erimu eryobusomesa e Ibanda...

Mwana2jpgweb 220x290

Abazadde basobeddwa olw'omwana...

Abazadde basobeddwa olw'omwana waabwe okuyubuka olususu buli olukya naye nga tebamanyi kimuluma. Bagamba nti omwana...

Kadaga 220x290

Kadaga alabudde abakozesa obwana...

Sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga asabye gavumenti okussaawo amateeka amakakali agakangavvula abakozesa abaana...

Ndagamuntuyomugenzi2 220x290

Afiiridde mu mulyango nga bamutwala...

Abatuuze basabye bannannyini mayumba okukomya okupangisa abantu amayumba nga tebafunye bibakwatako

Sat2 220x290

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba...

Ttiimu 40 zikakasizza okwetaba mu mpaka za Begumisa cup