TOP

Njagala alina empisa

Added 18th September 2018

Njagala eyeetegese okukola obufumbo, alina empisa n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa okuva ku myaka 30 n’okweyongerayo.

 Matovu

Matovu

Mwana mulenzi ogamba otya leero?
Ndi bulungi mukwano.
 
Obulamu bugamba ki?
Bwandibadde bulungi naye bubulako mukyala.
 
Mpozzi ggwe ani?
Nze John Matovu.
 
Obeera wa?
Mbeera Namasuba.
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 25.
 
Weddira ki?
Neddira Ngabi.
 
Oyagala mukyala atya?
Njagala eyeetegese okukola obufumbo, alina empisa n’omulimu gw’obuvunaanyizibwa
okuva ku myaka 30 n’okweyongerayo.
 
Ndi ku ssimu
0772676898 oba 0759785493.
 

Nze Shafic, mbeera Jinja. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 20 - 35 nga yasomako, Musoga oba Muganda nga Musiraamu ate nga mulungi. Kuba 0751904137.

 

Alex Wabwire, 25 mbeera Ntinda nga ndi musuubuzi mu katale k’e Nakawa. Nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 20 - 35 ng’akola nga si munene ate

ng’alina akabina. Omwetegefu kuba 0753867359.

 

Nze Derick 35, njagala omukyala nga wa myaka 30 tukole omukwano ogw’ekyama. Asiimye kuba 0752148381 oba 0782494228.

 

Nze Lawrence, nnina emyaka 28. Nnoonya sugammami ng’alina ssente. Nze neekozesa

naye njagala wa kyama. Kuba  0784982948.

 

Nze Danis, mbeera Ntinda. Ndi Muganda, muddugavu, muwanvu nga nnina abaana babiri naye sirina mukyala. Njagala omukyala atya Katonda tukole obufumbo ng’ali wakati w’emyaka 28 - 38. Asobola kuba 0756117993.

 

Nze Jingo, mbeera mu Kampala. Njagala mukazi ng’alina ku ssente tukole omukwano

ogwannamaddala. Ali siriyaasi yekka, nkubira ku 0700520924.

 

Nze Musa mbeera Ntinda. Ndi muwanvu neddira Ngonge, nnina diguli ate nkolera mu Kampala. Neetaaga omukazi ali wakati w’emyaka 20 - 35 ng’akola. Kuba 0753746755 oba WhatsApp.

 

Nnoonya mukazi munene ow’ekigero nga wa kitema. Njagala ng’azitowa 60 oba 85 nga yasomako. Njagala ali wakati w’emyaka 25 - 35, nze ndi wa myaka 54. Tujja kwekebeza

omusaayi. Kuba 0701069231.

 

Nze Mukisa, mbeera Kampala. Ndi muwanvu, mulungi ate nga ndi Muganda. Njagala omukyala alina laavu mu Kampala nga mulungi ng’alina ffiga ennungi. Kuba 0782793556.

 

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 26 - 42. Kuba 0702777198 oba 0392896424.

 

Nze Owen M F, nnina emyaka 30 nga ndi mu musuubuzi. Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 25 - 40 nga mulugi, wa mpisa, yeekozesa ate ng’atya Katonda. Eyasomako nkubira ku 0787193089 oba 0703806050 twogere.

 

Nze Abel Twine 27 mbeera Kyankwanzi, sizaalangako, ndi mulunzi. Nnoonya mukyala

ng’alabika bulungi atasussa myaka 30, alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Ssimu 0775137977.

 

Ndi musajja awezezza emyaka 30 nga nnoonya mukyala asomyeko, alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa kuba nange nneekozesa. Njagala ng’alabika bulungi naye omulambuzi totawaana. Kuba ku 0706046939 oba 0787953467.

 

Nnoonya omuwala omulungi ng’ali wakati w’emyaka 22 -24. Mbeera Bukoto naye nzaalibwa

Burundi - Bujumbura. Kuba 0786732025.

 

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 20 - 25. Alina obuvunaanyizibwa nkubira ku 0773174447.

 

Mbeera Kampala, nnina ku ssente. Njagala omukazi omulungi tukole omukwano

ogw’ekyama. Kuba 0752792108. 

Viola Nassozi

 

Omwetegefu okumwanjula nkubira...
Amannya ggwe ani?
Nze Viola Nassozi. (Waggulu)
 
Obeera wa?
Mityana.
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 32.
 
Olinayo ku baana?
Nnina abaana babiri.
 
Wandyagadde mwami alina bisaanyizo ki?
Njagala ng’alina amaka ge ate nga mwetegefu okugenda mu bazadde bange. Njagala ali wakati w’emyaka 35 - 40 nga wa mpisa, afaayo ate ng’alagikako mu bantu.
Alina ebisaanyizo ebyo, kuba ku 0775620769.

 

ABAKYALA

Nze Norah Namubiru, 47 neddira Mamba mbeera Kawempe. Nnoonya mwami Mukatuliki ng’ali wakati w’emyaka 47 - 55 nga mwetegefu okukola obufumbo, okunfunira omulimu n’okwekebeza omusaayi. Kuba ku ssimu, 0782785366.

 

Nze Flavia Namatovu 23, mbeera Ntinda mu bazadde bange. Nnoonya mwami amanyi omukwano nga mwetegefu okunfunira omulimu. Njagala ali wakati w’emyaka 30 - 45

ng’alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi. Kuba 0784161637.

 

Nze Olivia Nalwanga 27, mbeera Kitende. Nasomako mbeera mu bakadde bange. Nnoonya mwami nga tasussa baana basatu nga yazaalako kuba nange nnina abaana nga mwetegefu okumwanjula mu bazadde bange. Njagala atasussa myaka 38. Ssimu 0787619954 oba 0752679247

 

Nze Hajara ndi muwala mulungi ate nga nkola. Nnoonya omwami tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0786660764 oba 0703493517.

 

Nze Annet. Nnina hadiweya. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama kuba 0751869893 0756732341 oba 0756849850. 

 

Nze Stecia nnina ffiga ey’akabi. Kuba 0756849820.

 

Nze Resty Nakintu 24, ntunda bizimbisibwa e Kansanga, ssizaalangako. Nnoonya mwami amanyi laavu kuba nange omukwano ngwekakasa. Nnoonya mwami ng’alabika bulungi

kuba nange nakula bulungi era ffiga yange ngyekakasa. Ssimu 0756732341 oba 0756849820.

 

Nze Gerald Katumba 30, mbeera Namasuba, neddira Nkima. Ssizaalangako, nasomako.Nnoonya mukyala ali wakati w’emyaka 20 - 25 nga tasussa mwana omu. Alina

empisa kuba 0750988723.

 

Nnoonya omwami nga mulokole tukole obufumbo. Nze Martha, nnina emyaka 29 nga mbeera Mityana. Ayagala kuba 0782183516 twogere.

 

Nze Nakalanzi, ndi wa myaka 35, njagala mwami ali wakati w’emyaka 48 - 65. Ndi muzadde, njagala omwami alina byonna nga wandyetaaze omukwano ogw’ekyama. Tujja kwekebeza omusaayi. Okumanya ebisingawo kuba, 0782910218. Nze Sumayiya 29, mbeera Nansana nga nkola mu dduuka wabula nninayo omwana. Njagala mwami

Musiraamu ng’ali ku ddagala lya ARVS ng’alabika bulungi kuba nange bwendi nga tapangisa ng’ali wakati w’emyaka 45 - 50 nga mwetegefu okukola obufumbo

n’okugenda mu bakadde. kuba 0754562367.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono