TOP

Njagala anantwala awutu

By Musasi wa Bukedde

Added 9th October 2018

Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bazadde sifuddeeyo oba alina abaana.

Shakira 703x422

Nazziwa

 

 Weebale kukuuma mubbiri.

Weebale kusiima.

Okikwasaganya otya?

Mukwano. Nze nneekolera ate neewa emirembe.

Mpozzi ggwe ani era obeera wa?

Nze Shakirah Nazziwa, mbeera Mityana.

Okola mulimu ki?

Ntunda ngoye.

Oyagala musajja atya?

Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bazadde sifuddeeyo oba alina abaana. Alina okuba n’amaka ge nga teyeddira nnyonyi anantwalangako awutu. Kuba, 0705802999.

 Nze Zaina Nakyanzi 32, mbeera Buloba, nnina omwana omu. Nnoonya mwami ali ku ddagala ng’alabika bulungi kuba nange bwendi. Njagala anaasobola okunjagala n’omwana wange. Alina okuba ng’alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okukola obufumbo. Njagala ali wakati w’emyaka 32 - 45 ng’alina ke yeekoledde kuba nange embeera ssi mbi. Ssimu 0792291300

Nze Rahuma mbeera nu Kampala. Nnoonya mwami nga Musiraamu ng’ali wakati w’emyaka 40 - 50 ng’ali ku ddagala lya ARVS. Njagala alina omulimu nga yazimba nga mwetegefu okukola obufumbo. Ateekwa okuba ng’alabika bulungi kuba nange nnyirira. Ndi ku ssimu, 0708302038.

Nze Namakula F Asimwe Nnoonya omwami Omunyankole, Omunyarwanda ng’ali wakati w’emyaka 30 - 40 nga mulungi, alina empisa . Nze ndi wa myaka 26 nnina n’omwana omu nga mbeera Jinja. Omwetegefu nkubira ku, 0700518104.  

Nze Ruth mbeera Kampala, nnina emyaka 39. Nnoonya omwami ng’ali wakati w’emyaka 39 - 60 nga wa buvunaanyizibwa ng’akola. Njagala ali ku ddagala ly’akawuka akaleeta siriimu naye nga wa buvunaanyizibwa kuba nange ndi mukazi wa buvunaanyizibwa. Alina omukyala n’eyeddira endiga temutawaana. Atya Katonda kuba 0755287609. 

Nnina emyaka 40, njagala omwami ali ku ARVs ng’alabika bulungi. Alina ewuwe nkubira ku, 0706710234 twogere.

Nze Hadija, nnina ffiga, ndi muwala mulungi ate nga nkola. Nnoonya omwami tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0786660764 oba 0703493517.

Nze Hanifa. Nnina wooteeri. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama kuba 0751869893 0756732341 oba 0756849850.

Nze Nuuru nnina ffiga ey’akabi ate ndi mulungi. Nnoonya musajja. Kuba 0756849820.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namatambaga1 220x290

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa...

Muwala wa Katikkiro Mayiga agattiddwa ne kabiite we mu kitiibwa

Kiru10 220x290

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe...

Abavubuka mwagale nnyo ensi yammwe nga Kirumira bwe yakola - Bobi Wine

Twa 220x290

Museveni agguddewo olutalo oluggya...

PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira....

Many 220x290

Eyazadde abaana 5 omulundi gumu...

Honoranta Nakato, 44, abaana yabazaalira mu ddwaliro lya Women’s Hospital ,International and Fertility Centre e...

Dpn6kdew0aa2dy 220x290

Putin asuubizza okuyamba Uganda...

PULEZIDENTI wa Russia, Vladimir Putin, akubagizza Uganda olw’okufiirwa abantu abasoba mu 46 abaabuutikiddwa ettaka...