TOP

Nnoonya omusajja atazaalangako

By Musasi wa Bukedde

Added 17th October 2018

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Njagala omwami atazaalangako, alina eddiini, omwetegefu okugenda mu bakadde bange, asobola okunfunira omulimu kuba gyendi bankozesa ate nga talina mukazi mulala. Tujja kwekebeza siriimu.

Gala 703x422

WEEBALE kukuuma sayiziyo.

Nze bwentyo

Ggwe ani?

Nze Mariam Namagembe

Obeera wa?

Namasuba

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 18.

Okola mulimu ki?

Ntunda sipeeya ewa Kisekka.

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako.

Oyagala mwami alina bisaanyizo ki?

Njagala omwami atazaalangako, alina eddiini, omwetegefu okugenda mu bakadde bange, asobola okunfunira omulimu kuba gyendi bankozesa ate nga talina mukazi mulala. Tujja kwekebeza siriimu.

Akusuubiremu biki?

Ndi mwetegefu okumulaga omukwano omujjuvu, okumuzaalira n'ebirala.

Bakufunye batya? Bakube 0758904641.

BAABANO ABALALA ABANOONYA ABABEEZI

NZE SHAMIE nnina ffi ga, ndi muwala mulungi ate nga nkola. Nnoonya omwami tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0786660764 oba 0703493517.

Nze Annet Nnina wooteeri. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama kuba 0751869893 0756732341 oba 0756849850.

Nze Zaitun nnina ffi ga ey’akabi ate ndi mulungi. Nnoonya musajja. Kuba 0756849820.

Nze Fatuma Nabatanzi Nakato 30. Mbeera Bweyogerere. Neddira Lugave, nazaalako, ntunda byakulya. Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’emyaka 45-67 ampase. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi n’okugenda mu bakadde bange. Kuba 0751086812.

Grace Zawedde 30, neddira Ffumbe, nazaalako, ntunda ngoye. Nnoonya omwami ow’emyaka 50-80, eyazimba, asobola okunyambako mu mirimu gyange ng’amanyi omukwano. Kuba 0708130757.

Nze Milly 28, mbeera Buyala. Nnoonya omwami omulungi, atya Katonda, ow’obuvunaanyizibwa, aweesa ekitiibwa omwetegefu okugenda mu bazadde bange, atapangisa ng’asobola okundabirira. Wabula atali siriyaasi totawaana. Ansiimye kuba 0753761430.

Nnoonya Musajja anampasa ngali ku ddagala lya ARVS. Njagala alabika obulungi, ow’emyaka 30-35 ng’alina obuvunaazinyibwa. Kuba 0750110316.

Nze Ruth, nnina emyaka 28. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-50. Kuba 0708215815.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kept 220x290

Looya wa Kiwanuka ayanukudde mukyala...

EMIVUYO gyeyongedde mu ffamire y’omugagga Mohan Kiwanuka akulira balooya be bw’ategeezezza nti, mukama waabwe tabawanga...

Temu 220x290

Taata asse omwana n’amusuula mu...

ABAAGALANA bakwatiddwa nga bateeberezebwa okwekobaana ne batta omwana ow’emyaka ebiri, omulambo ne bagusuula mu...

Kat1 220x290

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka...

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka abakuziddwa mu mpisa

Pp 220x290

Sabiiti amalirizza lipooti Pulezidenti...

MAJ. Gen. Sabiiti Muzeyi akulembedde badayirekita ba poliisi ne basisinkana Pulezidenti okumwanjulira pulaani yaabwe...

Tek1 220x290

Akulira ebibiina by'obwegassi e...

Akulira ebibiina by'obwegassi e Kawempe avumiridde eky'okuggulawo ebibiina nga tebimaze kunoonyerezebwako