TOP

Twagala abasajja abookulya nabo Ssekukkulu

By Musasi wa Bukedde

Added 18th December 2018

Oyagala musajja afaanana atya? Nnoonya omusajja owookulya naye Kulisimansi, alina ku ssente, alabika bulungi kuba nange nnyirira, ow’obuvu naanyizibwa, ng’ali wakati w’emyaka 25- 40 ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

United 703x422

Amannya ggwe ani?

Nze Sylvia Namwanje

Obeera wa?

Matugga

Weddira ki?

Ngo

Olina abaana bameka?

Nnina abaana babiri.

Oyagala musajja afaanana atya?

Nnoonya omusajja owookulya naye Kulisimansi, alina ku ssente, alabika bulungi kuba nange nnyirira, ow’obuvu naanyizibwa, ng’ali wakati w’emyaka 25- 40 ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Bakufunye batya?

Ssimu 0756359946.

NZE Paul Nyanzi 33, mbeera Kireka. Ndi musuubuzi w’e Nakawa. Nnoonya omukyala alabika obulungi, omwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi, ow’emyaka 18-27 nga tasussa mwana omu. Sifuddeyo ku ddiini. Kuba 07081765201.

Nze Abdu Kalule 30, mbeera Makindye. Nnina abaana babiri, neddira Ngeye, nkolera mu kkolero erimu mu Kampala. Nnoonya mukyala Muganda oba Munyankole alina empisa, akola nga wa myaka 20-30. Kuba 0706485294.

Nnoonya omuwala omulungi, ow’empisa nga tasussa myaka 24 twagalane. Njagala atali bubi nnyo mu byensimbi. Omuyaaye totawaana. Nze mbeera Kampala. Kuba 0778118591 twogere.

Nze Mwebe, mbeera Kampala. Nnina emyaka 35. Ndi muddugavu, Muganda era muwanvu. Njagala omukyala atya Katonda ng’alina emyaka 25 twagalane. Omwetegefu kuba 0756117993.

Nze Stephen Katongole. Mbeera Mbarara, nnina emyaka 32. Njagala omukazi atasussa myaka 25 nga yasomako. Kuba 0786494598.

Nze Joel, mbeera Bunga. Nnooya omukyala anaasobola okunfubirwa ng’ alina emyaka 23. Kuba 0753029561.

Nze Raymon 32. Nnoonya omukyala omugagga eyazimba ng’alina omukwano tubeere ffenna. Sifa ku sayizi oba eggwanga nga wa myaka 25-45. Kuba 0755643802 oba 0774855433.

Nze Charles Wamala 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-26 ng’alina empisa. Kuba 0754793615 oba 0797113700.

Nze Tom 37. Mbeera Kampala. Ndi muddugavu, muwanvu era nazaalako abaana babiri naye sirina mukazi. Njagala omukazi alina empisa n’eddiini. Kuba 0756117993.

Nnoonya omukazi ow’ekyama. Njagala muyivu, atalina kawuka, ali okumpi ne Masaka nga wa myaka 18-32. Tobiipinga. Kuba 0751924578.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ow’emyaka 25-32, alina ssenga oba bazadde be. Nze ndi muwanvu, mweru, sinywa mwenge wadde sigala. Kuba 0703468526.

Nze Jose. Mbeera Iganga. Nnoonya omukyala ow’okuntwala mbeere naye tukole omukwano. Nnina emyaka 25 njagala ali wakati w’emyaka 20 -50 ate njagala mugagga kubanga nze sirina ssente. Anjagala kuba 0775631790.

Nnoonya omukyala ategeera bizinensi y’okutunda sipeeya wa mmotoka n’okulunda enkoko z’amagi. Kuba 0705273052.

Nze Mukiibi. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 25 ali ku ARVS. Kuba 0784134141.

Nze Ivan 28. Nnoonya omukyala omukulu, ali wakati w’emyaka 35 ne 40, omunene nga mwetegefu okubeera nange. Kuba 0706662470.

Nze Peter Odongo. Mbeera Mbale. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 22-28 tukole obufumbo. Kuba 0775929600. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Passionfruitpannacotta800800webuse 220x290

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

4webuse 220x290

Omuwendo gw’abantu abakozesa kondomu...

Bannayuganda bakubiriziddwa okwettanira okukozesa kondomu bwe tunaaba baakumalawo siriimu ng'omwaka 2030 tegunnatuuka...

Unity 220x290

Akwatibwa ng'awa abaana abataayaayiza...

EBYOKUSAAGA bikomye: Minisita w’ensonga z’abaana Florence Nakiwala Kiyingi ategezezza nti omuntu yenna anaakwatibwa...

Unique 220x290

Etteeka ku bamansa kasasiro lijja...

MINISITA avunaanyizibwa ku guno na guli Mary Karooro ategeezezza nti gavumenti egenda kuleeta erobonera abamala...