TOP

Nnoonya omwami ananjagala n’omwana wange

By Musasi wa Bukedde

Added 16th January 2019

Njagala omwami alina empisa, eyazimba nga mwetegefu okunfunira omulimu n’okugenda ewaffe n’okunjagala n’omwana wange, ng’ali wakati w’emyaka 30 ne 40.

Noonya 703x422

KIKI mwana muwala?

Ndi bulungi mpozzi ggwe.

Obulamu bugamba ki?

Bwandibadde bulungi naye nnina ekiwuubaalo.

Ate olwaki?

Nneetaaga omusajja.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Josephine Namwanje

Obeera wa?

Kanyanya

Weddira ki?

Ngo.

Wakuguka mu ki?

Nakuguka mu byakukola migaati na byakufumba.

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala omwami alina empisa, eyazimba nga mwetegefu okunfunira omulimu n’okugenda ewaffe n’okunjagala n’omwana wange, ng’ali wakati w’emyaka 30 ne 40.

Bakufunye batya?

Kuba 0786169085.

NZE Rashidah 29. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 071143975.

Nze Rema 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0775479056.

Nnoonya omwami omuntumulamu, atya Katonda, ow’emyaka 40-55. Nze ndi munene. Ansiimye nga si muyaaye nkubira Ku 0775345996 twogere ebisingawo.

Nze Jane. Njagala omwami ow’emyaka 48- 60. Kuba 0782942336.

Nze Ketty 36. Nnoonya omwami omukkakkamu, atya Katonda, omwetegefu okumpasa mu bufumbo Obutukuvu, ow’emyaka 45-65 era ng’ali ku ddagala lya ARVs. Ansiimye akube ku 0752510866.

Nze Florence Kalungi 27. Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa, nga wampisa, ng’alina omukwano, ali siriyaasi, ow’emyaka 30-40. kuba ku 0777984182

Nnoonya omusajja atya Katonda, omulungi ow’emyaka 27-30. Nze nnina emyaka 21. Kuba 0787381036.

Nnoonya omusajja twagalane mu kyama. Njagala wa myaka 45-70. Nze ndi wa myaka 35. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0753461053.

Ndi mukazi mulungi era nnina figa. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0708300120

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal