TOP

Nnoonya omwami munnakibuga

By Musasi wa Bukedde

Added 29th January 2019

Nnetaaga omwaami asobola okundaga omukwano, alina empisa ng'abeera mu kibuga okuva ku myaka 30-35 ate nga takozesa bitamiiza. Atekeddwa okubeera nga yazimba nga mwetegefu okunyongeramu sente mu byenkola kuba nze ntunda dduka.

Pata 703x422

Mwana muwala weebale kunyirira!

Bambi weebale kusiima.

Ani akuteekamu ebinusu?

Nze nnetekamu empapula

Mpozzi ggwe ani?

Nze Rashidah Namutebi

Obeera wa?

Mbeera Jezza Mityana.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 26

Kiki ekisinga okukutawaanya?

Nina ekizibu ky'obutabeera na mwami

Oyagala alina bisaanyizo ki?

Nnetaaga omwaami asobola okundaga omukwano, alina empisa ng'abeera mu kibuga okuva ku myaka 30-35 ate nga takozesa bitamiiza. Atekeddwa okubeera nga yazimba nga mwetegefu okunyongeramu sente mu byenkola kuba nze ntunda dduka.

Bakufunye batya?

Ssimu 0754455260.

Twagala basajja balungi nga bayonjo

NZE Ritah 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0703404654.

Nze Irene 22. Nnoonya omwami owokufumbirwa. Ayagala kuba 0705822971.

Nze Nante 24. Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35-55. Ansiimye kuba 0703056931.

Nze Fazira 29. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa ng’alina emyaka 35- 58. Kuba 0787562746.

Nnoonya omusajja ow’okufubirwa nga Musiraamu, wa myaka 40- 45 nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Ari siriyaasi. Kuba 0706576797.

Nnoonya omwami ali ku ARVs, ow’emyaka50-60, ali mu Kampala, ow’obuvunaanyizibwa nga nze ng’atya Katonda. Kuba 0758024024.

Oweffumbe tokuba. Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’empisa, alina eddiini n’omulimu ng’ali wakati w’emyaka 44-48. Nze ndi wa myaka 39. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze Saumu Mohamad. Kuba 0774219706/ 0758789827.

Nze Joyce ndi 33. Njagala omusajja ow’okufumbirwa nga yazimba alina emyaka 50-90. Kuba 0701704739.

Nze Toppie 35. Nnoonya omwami owobuvunaanyizibwa, omukkakkamu, ow’empisa, atya Katonda ng’ali ku ddagala lya ARVS Owemyaka 38 -47 ampase. Omukatoliki ali siriyaasi. Kuba 0703540044 twogere.

Nze Justine 30. Nnoonya omwami anammalako situleesi, alina ku ssente, ow’emyaka 50-70 nga talina mukazi. Omuyaaye totawaana. Kuba 0773309929.

Ndi wa myaka 32. Njagala omusajja ow’emyaka 38- 50. Ndi mulema. Nnoonya omusajja ananjagala, atali muyaaye ng’akola 0783026064.

Nze Namukasa 30. Nnoonya omwami. Ayagala kuba 0752329745.

Nze Shamim 26. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0701143975.

Nze Doreen 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0782126635.

Nze Annet 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Shifra 28. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0757345458.

Nze Linda 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Ansiimye kuba 0703404654.

Nze Rashidah 39. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0770535286.

Nnoonya omusajja omuntumulamu. Nze Shakira Nalusiba. Saagala Balokole. Nnoonya omwetegefu okumwanjula mu bakadde, atasussa myaka 35. Nze nnina 26, nasomako naye sirina mulimu. Ndi mwetegefu okufumba. Ndi Kampala naye nzaalwa Masaka. Kuba 0757361736.

Nze Rema 28. Nnoonya omwami tukole omukwano ogw’ekyama. Ali wakati w’emyaka 40-60 kuba 0787562746 twogere.

Nnoonya omwami Omusiraamu, ow’emyaka 45 n’okweyongerayo ng’ali ku ddagala. Nze nnina emyaka 41. Anneetaaze kuba 0795093343.

Nnoonya omusajja ow’okufubirwa. Njagala Musiraamu nnyo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okukyala mu bakadde bange. Ali siriyaasi kuba 070657679

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sev1 220x290

Museveni asisinkanye abakungu ba...

Museveni asisinkanye abakungu ba China okutema empanda z'enkulaakulana

Swi20 220x290

Batandise kaweefube w'okutaasa...

Batandise kaweefube w'okutaasa obubenje ku mazzi

Benitez22 220x290

Benitez munyiivu olwa Newcastle...

Newcastle yeggyeeko omutendesi Benitez oluvannyuma lw'endagaano ye okuggwaako.

Oketchinstructinghisstudentswebuse 220x290

Oketch obwavu abugobye na kukola...

Mu kukola fulasika z'embaawo mwe nfuna ssente

Wanikaamaguluwebuse11 220x290

Bw'oyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa...

By'olina okukola okuyamba omuntu azirise nga tonnamutuusa wa musawo okumutaasa obuzibu obuyinza okumutuukako