TOP

Twagala basajja

By Musasi wa Bukedde

Added 4th March 2019

Abakyala abanoonya abaami

Nabukeeracut 703x422

Ng’onyumidde mu langi emmyuufu Weebale kusiima mukwano. Biki ebisinga okukusanyusa ku mubiri gwo ebikuba abasajja? Bingi ddala, amaaso gange ga Ndege, akabina nnina n'ebirala. Mpozzi ggwe ani? Nze Maurine Nabukeera. Obeera wa? Mutungo Okola mulimu ki? Ntunda bogoya. Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 25 Olina abaana bameka? Nnina omu. Oyagala musajja afaanana atya? Njagala omwami akola, eyasomako, eyazimba ali wakati w’emyaka 38-40, omwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano. Bakufunye batya? Bakube 0787325081.

Nze Sarah, ndi munyankole. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-35, ali ku ddagala lya ARVS, amanyi omukwano twerabilire. omwetegefu kuba ku 0704112501.
 
Nnoonya omwami ow’emyaka  38-55. Nze nnina emyaka 33. Njagala wa buvunaanyizibwa. Tusooka mu musaayi. Kuba 0757414954.
 
Nze Aidah Nina 25, nnina omwana omu. Nnoonya omwami  ali wakati w’emyaka 30-45 nga yazimba. Kuba 0752718219.
 
Nze Annet Natabi 42, mbeera Wakiso, neddira Ngeye era nazaalako. Nnoonya omwami ali ku ddagala, asussa emyaka 46, atya Katonda nga mwetegefu okugenda ewaffe. Kuba 0779040333.
 
Nze sanya 31. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Njagala ali wakati w’emyaka 35-50. Ayagala kuba 0704998103.
 
Nze Irene 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Kuba 0705822971.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...