TOP

Abakazi bakooye ekiwuubaalo banoonya basajja

By Musasi wa Bukedde

Added 16th April 2019

Abakazi bakooye empewo y'ekiro baagala basajja babamaleko ekiwuubaalo.

Nakyanzi3 703x422

Maama weebale kwaka? Weebale kusiima. Endabikayo ogikuuma otya? Obulungi kwefaako. Kiki ekisinga okusumbuwa? Ekizibu kye nnina kya butabeera na musajja. Mpozzi ggwe ani? Nze Maria Nakyanzi Obeera wa? Mbeera Wakiso. Olina abaana bameka? Nnina basatu. Weetaaga omwami alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omwami ow'obuvunaanyizibwa ng'ali ku ddagala lya ARVS ng'alabika bulungi, eyazimba, alina omulimu ate bw’aba yeevuga abeera ankolera nnyo. Bakufunye batya? Bakube ssimu 0757912412.

Twagala baami abanaatuwasa
 
Nze Aida 39 . Mbeera Mukono, ndabika bulungi ate ndi mukyala wa buvunaanyizibwa. Nneetaaga omwami nga naye wa buvunaanyizibwa, ow’emyaka 45 n’okweyongerayo nga ssi wa bizibu nnyo, afaayo nga mwetegefu okukolera awamu nange, bw’aba alina we tusobola okulimira kirungi kuba njagala nnyo okulima n'okulunda oba okukola bizinensi yonna. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0708437746.
 
Nze Catherine Nanyonga 23.   mbeera  Gayaza. Nnoonya  omusajja ow’empisa n’egonjebwa  kubanga nange bwendi. Omwetegefu okumpasa kuba  0705147019. 
 
Nze  brenda Nalutaaya 30. mbeera Kyengera.  nnoonya omusajja  gwe nsobola okubeera naye ebbanga lyonna, ow’emyaka 30-50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0777 698549.
Nnoonya omwami ow’okufumbira nga wa buvunaanyizibwa nga wa myaka 35-45. tusooka ku musaayi. Eyazaalako ali siriyaasi kuba 0705383039.
 
Nze Jalia 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50. Kuba 0758953950.
 
Nnoonya omwami atalina mukazi. Nnina emyaka 23. Njagala atapangisa ng’anaasobola oku ndabirira n’omwana wange. Ndi mumbejja Tusooka ku musaayi. Anneetaaze kuba 0701587263.  
 
Nze Irene 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0705822971.
 
nze shakirah 28. Nnoonya omwami ow’okufubirwa ng’ali wakati w’emyaka 35-55. ayagala kuba 0708160665.
 
nze Nanteza 28. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-50. Ali siriyaasi kuba 0703056931.
 
Nze Juliana 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.
 
Nnoonya omwami ow’okufumbirwa nga mwetegefu okubeera nange. Nnina emyaka 39. Kuba O753356118.
 
Nnoonya omwami ali ku ddagala, ow’emyaka 40-50. Nze nnina emyaka 35. Ali siriyaasi kuba 0780788944 oba 0757154141.
 
Nze Jamila 30. Mbeera mu kampala era nkola. Nnoonya omwami akola, omuntumulamu, atya katonda, ow’emyaka 38 n’okudda waggulu, alabika bulungi, ali wuwe, ng’alina siriimu. kuba 0708295300.
 
Nze Amina. Ndi muwala mulungi.  Nnoonya omusajja twagalane mu kyama.  kuba 0756732341, 0756849820 oba 0778838085 twogere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo