TOP

Abasajja abanoonya ababeezi

By Musasi wa Bukedde

Added 16th April 2019

Abasajja banoonya bakazi balungi

Musisi 703x422

Kiki mwana mulenzi? Ndi bulungi mpozzi ggwe mukwano. Ggwe ani? Faruk Musisi Obeera wa? Bweyogerere Okola mulimu ki? Ndi musuubuzi wa birime. Olina abaana bameka? Ssizaalangako Weddira ki? Mussu Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki? Nneetaaga mukyala ali wakati w’emyaka 20-25, alina empisa, mukkakkamu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Bakufunye batya? Ssimu 0759316493.

Abasajja abanoonya abakazi abookuwasa 
 
Nnoonya omuwala ow’okuwasa nga mukiga, munyakore oba mutoro. sifa ku ddiini. Nnina emyaka 24. Kuba 0793021691.
 
Nze Ronald 35. ndi muganda. njagala omukyala atya katonda, alina empisa twagalane. omwetegefu nkubiraako ku 0704256046.
 
Nnoonya omuwala omulungi ng’ali wakati w’emyaka 20-30. Ansiimye kuba 0773400695.
 
Nze Kato James 35. njagala omukazi ow’emyaka 20-35. Mbeera Kabowa. Kuba 0708646205
 
nze eddie 30. Nnoonya omwagalwa ow’emyaka 20-28, ow’empisa, ng’atya Katonda. Kuba 0706530508.
 
Nze Andrew Kirabira 33. mbeera Nansana. nakuguka mu byakuzimba ate nina n'edduuka eritunda eby'amasannyalaze. Nnina abaana babiri naye sibeera nabo. Nneetaaga omukyala ali siriyaasi, omwetegefu okukola obufumbo, atasussa mwana omu, ow’emyaka 18 -28, alina eddiini, empisa asobola okunnyambako okuddukanya emirimu gyange nga siriiwo.Kuba 0757144592 oba 0784785883.
 
Siwulira naye nga njogera bulungi era byonna mbisobola. Nnoonya omukazi owookuwasa ng’atya katonda, omuntumulamu, alina omulimu nga tasussa myaka 35. Nze nnina emyaka 34. Omwetegefu okubeera nange weereza obubaka ku 0756820672 twogere ebisingawo. Nze Kevin ndi Masaka.
 
Nnoonya omukyala ow’emyaka 26-35. Nze Fred. Kuba 0700254232,
 
Nnoonya sugammami alina ennyonta y’omukwano, ali siriyaasi nga wa myaka 30-50. nze mark serugo. nnina emyaka 26. kuba 0752608329.
 
Nze Kalungi, mbeera Bulenga ndi wa myaka 29. Nneetaaga omukazi owookuwasa nga mwetegefu okukola obufumbo. Alina okuba nga musomesa, musawo oba ng’akola omulimu gw’obuvunaanyizibwa. Anneetaaze osobola okunfuna ku 0750580029. 
 
Nze Michael. njagala omukazi ow’okwagala nga mukozi ate ng’amanyi omukwano. Okusinga njagala omukyala nga munene. sifa ku ggwanga oba emyaka. Nja kusobola okumulabirira. Ayagala kuba 0754396240.
 
Nze WS, mbeera Nabulagala. Nnina emyaka 44. Nnoonya omukyala omulungi, omweru, omuwanvu, omunene, alina akabina, wa myaka 30-35, ali ku ddagala lya ARVS nga mwetegefu okufumba ewange. Kuba 0704494994. Omuyaaye totawaana.
 
Nze Charles. Nnina emyaka 43. nsula mu Kampala, ndi musuubuzi, ndi muwanvu. Nneetaaga omukazi ow’ekyama ng’abeera Kampala. Ndi ku 0703611906.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...