TOP

Nsinga kwagala musajja Muzungu amanyi omukwano

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2019

Okusinga nneetaaga mwami Muzungu kuba bamanyi omukwano, ali wakati w’emyaka 27- 50, alina empisa, afaayo, alina ku ssente anankuba embaga.

Funa 703x422

Amannya ggwe ani?

Faith Mackline Nansiima

Olina emyaka emeka?

Nnina 19

Obeera wa?

Kibuli

Okola mulimu ki?

Nsiba nviiri

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako.

Oyagala omwami afaanana atya?

Okusinga nneetaaga mwami Muzungu kuba bamanyi omukwano, ali wakati w’emyaka 27- 50, alina empisa, afaayo, alina ku ssente anankuba embaga.

Bakufunye batya?

Bakube 0706108023.

Abasajja aboobuvunaanyizibwa muli wa?

Nze Jane Nalule 38, mbeera Wobulenzi, ndi mulunzi, nazaalako, nasomako era ndabika bulungi. Nnetaaga omwami nga naye alabika bulungi ate nga wa buvunaanyizibwa, omwetegefu okukola obufumbo, alina ku ssente ate ng'akola, okuva ku myaka 40 ne 50 nga teyeddira Ngonge na Ngabi. Kuba 0759473808.

NZE Betty Nangobi 34. Ndi musomesa omutendeke, mbeera Mityana, nnina omwana omu. Nnoonya omwami alina omulimu ogw'obuvunaanyizibwa, Omulokole, ow’emyaka 40-48 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okunjagala n'omwana wange. Kuba 0778240650.

Nze Rehemah 32. Mbeera Kayabwe. Nnoonya omusajja ow’emyaka 40-70, ow’empisa, alina eddiini nga nze. Omwetegefu okumpasa era atali siriyaasi totawaana. Kuba 0708409425.

NZE Shafra 27. Nnoonya omwami ow’eddiini, ow’empisa, omukkakkamu ate nga mukozi kubanga nange bwendi. Ndabika bulungi yadde nga nninako obulemu obutono ku kugulu. Kuba 0752086345.

Nze Annet 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0702220514.

Nze Shakira 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0774858233.

Nze Rema, nnina emwaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala Kuba 0775479056.

Nze Patricia 37. Nnoonya omwami omwesigwa ng’ali wakati w’emyaka 45-79. Kuba 0774349530.

Nze Sarah. Nnoonya omusajja ng’amanyi laavu ng’alina ku ssente. Ankubire 0700565380.

Nze Juliet. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 39. Njagala omusajja omukulu nga waakucakala naye. Saagala bufumbo. Kuba 0753917698.

Nze Annet 22. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Kuba 0704900693.

Nze lrene. Mbeera Jinja, ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja nga naye ali ku ddagala nga wa myaka 50-70. Kuba 0788133659.

Ndi mukazi mulungi era nnina ffi ga. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0708300120.

Nze Gift. Njagala omusajja ow’okufumbirwa nga yazimba era ng’ali mu Kampala, Wakiso oba Mukono ow’emyaka 33-46. Ali siriyaasi kuba 0786320904 twogere ebisingawo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid1 220x290

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita...

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita interview olwaleero aweereddwa ekifo ku Kampala Parents

Ham2 220x290

Mugisha Muntu alonze basatu mu...

Mugisha Muntu alonze basatu mu Buganda

Hot5 220x290

Eyali n'abagambibwa okutta omwana...

Eyali n'abagambibwa okutta omwana ne bamuziika ayiggibwa

Wat2 220x290

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo...

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana...

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana