TOP

Nnoonya mukazi alina empisa

By Musasi wa Bukedde

Added 24th April 2019

Nneetaaga omukyala asobola okunyambako okutumbula ekitone kyange ng’alina empisa.

Noonya 703x422

Ggwe ani?

Ibrahim Nesehurire

Obeera wa?

Mbarara

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 28.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako

Okola mulimu ki?

Ndi Muyimbi muto.

Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki?

Nneetaaga omukyala asobola okunyambako okutumbula ekitone kyange ng’alina empisa.

Bakufunye batya?

Bakube 0706099853.

NZE Wahab Sentamu 34, mbeera Wakiso, nkola mu byamasannyalaze, nnina omwana omu. Nnoonya mukyala ng'alabika bulungi kuba nange bwendi nga mwetegefu okukola obufumbo, ow’emyaka 18-28, Omusiraamu, alina empisa, akola nga talina musajja yenna. Kuba 07571445921.

Nze David 28 era nkola. Njagala omuwala ali wakati w’emyaka 19-24 tukole omukwano. Kuba 0759770763 twogere.

Nze Charles, mbeera Gayaza. Nnina emyaka 35. Nnoonya omukyala akola ate nga yeewa ekitiibwa. Nkubira ku 0750112700 oba 0787306091.

Nze Ismail Abaho. Mbeera Bushenyi. Njagala omuwala ow’emyaka 24-30. Nze nnina emyaka 29. Kuba 0784782175.

Nze Abdu Jafali, mbeera Mbale. Nnoonya sugammami, alina ku ssente ng’alabika bulungi. Kuba 0784328422.

Nze Dennis, nnoonya sugammami alina ku ssente tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0787494467.

Nze Isaac Sande 26 mbeera Kiboga, ndi mulimi, sizaalangako. Nnoonya omukyala, alina empisa, akola nga mwetegefu okukola obufumbo,okwekebeza omusaayi nga tasussa myaka 27. Kuba 0782988987 oba 0750008582.

Nze James 28. Njagala omuwala ali wakati w’emyaka 19-24 tukole omukwano. Kuba 0780114515.

Nze Medi 35, ndi ku ARVS. Njagala omukyala ow’emyaka 28-34. Ali siriyaasi kuba 0786392526 twogere ebisingawo.

Nze SK. Njagala omukyala ng’ali ku ddagala, alabika obulungi ate nga tali bubi nga wa myaka 28. Nnina emyaka 32. Kuba 0782203827.

Nze Musisi, mbeera Wakiso. Nnoonya omukyala alina ku ssente atasussa myaka 40. Nze nnina emyaka 33. Kuba 0755361106.

Nze Male. Nnoonya omukyala ayagala obufumbo, owempisa alina eddiini, alina ku ssente nga wa myaka 30-41. Ali siriyaasi kuba 0778550211.

Nze Sam. Njagala omukazi eyalwa ewa Ssenga. Saagala mugagga. Ow’emyaka 20-45. Kuba 0754652114.

Njagala omukyala nga tasussa myaka 30. Nze nnina emyaka 37. Ansiimye kuba 0708425003.

Nnoonya omukyala ali ku ARVS. Kuba 0706125891.

Nze WIlliam 25, mbeera mu Kampala. Njagala omukazi akuze mu myaka n’ebirowoozo nga wa myaka 29 n’okusingawo twagalane. Kuba 0757827958.

Nnoonya omukyala akuze mu birowoozo twagalane mu kyama. Njagala atali bubi mu byensimbi nga tusobola okukwatagana obulungi, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Nnina emyaka 54. Ali siriyaasi yekka kuba 070417347.

Nnoonya omukyala omugagga, alina empisa n’eddiini, ow’emyaka 26-35. Nze Dismus 31. Anneetaaze ali siriyaasi kuba 0757176232.

Nze Collins Mugalu 26. Nnoonya sugammami alina ku ssente. Kuba ku 0703648228.

Nze MM, nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala Omuhima, Omunyarwanda oba Omunyankore ng’ayagala omukwano ogw’ekyama. Whatsapp oba sindika mesegi ku 0754131750.

Nze Sam 23. Ndabika bulungi. Njagala sugammami alina ku ssente mmulage laavu. Kuba 0758586753.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kid1 220x290

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita...

Oluvannyuma lwa Fresh Kid okuyita interview olwaleero aweereddwa ekifo ku Kampala Parents

Ham2 220x290

Mugisha Muntu alonze basatu mu...

Mugisha Muntu alonze basatu mu Buganda

Hot5 220x290

Eyali n'abagambibwa okutta omwana...

Eyali n'abagambibwa okutta omwana ne bamuziika ayiggibwa

Wat2 220x290

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo...

Poliisi n’amagye bagumbye e Namugongo

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana...

kkooti egobye ogw’ettaka e Mityana