TOP

Nnoonya omukyala omwesimbu ananzaalira

By Musasi wa Bukedde

Added 14th May 2019

Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.

Bnaaba 703x422

Amannya ggwe ani?

Geresian Katwesige

Obeera wa?

Kajjansi

Olina emyaka emeka?

Nnina 28.

Okola mulimu ki?

Ntunda dduuka

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako.

Oyagala mukyala afaanana atya?

Noonya mukyala ananzaalira nga munene, omwesimbu, asobola okunyongerako ssente mu bizinensi yange ne nsobola okugaziwa nga wa myaka 20 ne 35.

Bakufunye batya?

Bakube 0777360886.

Kawempe. Njagala omukazi wa myaka 18- 23, omumalirivu. Sifa ku ggwanga. Kuba 0752875644 oba 0778698766.

Nze Adam K 30. Noonya omukazi ow’emyaka 25-35. Kuba 075790944.

Nze Ronald Asiimwe 27. Nnoonya omukazi ow’emyaka 29-45, alina ennyonta y’omukwano. Nneekakasa kye nkola. Mbeera Seeta. Nkubira Ku 0782625339.

Nze Michael. Njagala omukyala ow’okwagala tukuumagane. Njagala nga munene ate nga mukozi. Sifa ku ggwanga oba myaka. Nja kumulabirira. Ayagala kuba 0782613834.

Nze Shaban 26. Nnooya omukyala omugagga, alina laavu, eyeevuga, eyazimba nga wa myaka 30-50. Kuba 0774828766.

Nze Moses 30. Njagala sugammami omwetegefu okubeera nange. Mbeera Nsambya. Saagala muyaaye. Ali siriyaasi kuba 0789913304 oba 0704414473 twogere.

Nze Silvernz 23. Nnoonya sugammami alina ku ssente ng’ayagala laavu. Ali siriyaasi kuba 0773389814.

Nze Peter Mayanja 38. Nkola era mbeera kumpi ne Kampala. Nnoonya omukyala eyasomako nga tasussa myaka 30. Njgala alina eddiini oba Omulokole. Tuteekwa okwekebeza omusaayi. Kuba 0772480946.

Nze Paul, ndi makanika wa ssimu ne kompyuta. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-25 nga Mukatoliki ate nga wa mpisa. Nkubiraako ku 0784159643.

Nnoonya omukazi ow’okuwasa ng’alina emyaka 23-32, afaayo okukola, alina laavu. Nnina emyaka 35. Mbeera Kagoma. Kuba 0701220522.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-48. Nze nnina 40. Njagala alina ewuwe. Nkubiraako ku 0752614775.

Nze Benard Sande. Nnoonya omukyala nga mukulu, eyakoowa ekiwuubaalo, ow’eddiini, alina empisa, amanyi omukwano, eyazimba nga yeesuza sifaayo oba wa mu kyalo oba mu kibuga. Njagala wa myaka 35-60. Kuba 0788477351 twogere.

Nze Don J B 26. Mbeera Kyazanga mu disitulikiti y’e Lwengo. Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 40-60 mmulage laavu. Nkubira ku 0781468338.

Nnoonya omukazi owokuwasa nga wa myaka 18-30. Nze Frank. Mbeera Fortportal. Nnina omulimu. Mpereeza ku watsapp +256772327886 oba +256795564483.

Nze Abdu, nnoonya sugammami owookuwasa. Njagala alina ku ssente, eyeevuga, alabika obulungi ng’alina obudde bwange. Ali siriyaasi nkubiraako ku 077770135 oba 052395019.

Nze Bbosa 37. Ndi Muganda. Njagala omukyala atya Katonda ng’alina empisa tukole omukwano. Asobola nkubiraako ku 0757725167.

Nze Andrew Kiwanuka 39, nkola era nazimba. Nnooya omukyala atasussa myaka 30. Tuteekwa okwekebeza omusaayi. Kuba 0701886452.

Nze Bob J. Njagala omukazi ow’emyaka 30 55. Nze nnina emyaka 35. Njagala omwetegevu okubeera nange, alina omulimu nga tusobola okuyambagana mu bya ssente. Nazimba era nnina omulimu. Asobola kuba ku 0756754498 oba 0780519738.

Nnoonya omukyala omukkakkamu ayagala obufumbo, omumalirivu, ow’emyaka 18-23. Nnina emyaka 26. Kuba 0752875644.

Nnoonya omukyala ow’empisa nga wa myaka 25-28. Nze ndi wa myaka 35. Ndi mweru, muyonjo ate nkola. Kuba 0772543412.

Nze TH. Njagala omukyala nga wa mpisa, alabika bulungi ng’alina omukwano. Nnina emyaka 35. Njagala wa myaka 25- 30. Nze nkola era nsobola okumulabirira n’okukyala mu bazadde. Nze BK 52, ndi ku ARVs. Njagala omukyala ow’emyaka 30-40, ali siriyaasi kuba 0703340359 twogere ebisingawo.

Nze Alex Namanya. Mbeera Bukoto. Nnoonya omuwala ow’emyaka 20-26. Kuba ku 0787452268 oba 0759840192.

Nze TM. Njagala sugammami alina omulimu. Nze nazimba ate nkola. Njagala oyo ng’asobola okunkwasizaako emirimu gyange. Njagala omukazi ng’ali siriyaasi kuba nange ndi siriyaasi. Kuba 0756754498 oba 0780519738.

Nze Anderson. Nnoonya omukyala alabika obulungi, ow’emyaka 21-24 mulage laavu eneevaamu n’obufumbo. Njagala mweru nga talina siriimu. Kuba 0702872461 oba 0788013647.

Nnoonya mukyala ow’okuwasa ng’alina empisa. Ow’Engabi n’Empewo temukuba. Mbeera Ntebe. Omuyaaye n’omulwadde tokuba. Njagala wa myaka 24-35. Kuba 0778872310.

Nze James 28. Njagala omuwala ali wakati w’emyaka 19-24 tukole omukwano. Kuba 0780114515.

Nze Medi 35, ndi ku ARVS. Njagala omukyala ow’emyaka 28-34. Ali siriyaasi kuba 0786392526 twogere ebisingawo.

Nze SK. Njagala omukyala ng’ali ku ddagala, alabika obulungi ate nga tali bubi nga wa myaka 28. Nnina emyaka 32. Kuba 0782203827.

Nze Musisi, mbeera Wakiso. Nnoonya omukyala alina ku ssente atasussa myaka 40. Nze nnina emyaka 33. Kuba 0755361106.

Nze Male. Nnoonya omukyala ayagala obufumbo, owempisa alina eddiini, alina ku ssente nga wa myaka 30-41. Ali siriyaasi kuba 0778550211.

Nze Isaac Sande 26 mbeera Kiboga, ndi mulimi, sizaalangako. Nnoonya omukyala, alina empisa, akola nga mwetegefu okukola obufumbo,okwekebeza omusaayi nga tasussa myaka 27. Kuba 0782988987 oba 0750008582.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Note 220x290

Omugga Ssezzibwa guwagudde ne gutwala...

OMUGGA Ssezibwa gubooze ne gutwala omwana abadde agenze ne banne okuwuga. Omwana amazzi gwe gaatutte abadde agezaako...

Ramos4542051 220x290

Ramos mukoowu mu Real

Ramos yatudde ne pulezidenti Perez ne beegeyaamu ku by'okusigala kwe mu Real Madrid.

Kasirye1 220x290

Batadde kkamera 200 e Namugongo...

ABABADDE beesunga okukola effujjo e Namugongo bubakeeredde, abeebyokwerinda bwe baatadde kkamera ezisboba mu 200...

Vision Group etegese omudaala ttabamiruka...

OLWALEERO kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde etegese olukung'aana lw’okukubaganya ebirowoozo n’okusomesa...

Chelsealampard 220x290

Chelsea eswamye Lampard

Abakulira Chelsea tebaamatidde bukodyo bwa Sarri era banditandika okuyigga omutendesi omulala