TOP

Njagala eyeetegese okuwasa

By Musasi wa Bukedde

Added 21st May 2019

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.

Unity 703x422

Amannya ggwe ani? Maria Nambaziira

Amannya ggwe ani?

Maria Nambaziira

Obeera wa?

Ntebe

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 32

Weddira ki?

Neddira Nnyonyi

Okola mulimu ki?

Ntunda byakulya.

Oyagala omwami afaanana atya?

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.

Bakufunye batya?

Bakube 0786573341.

Twagala abasajja ab’okufumbirwa 

NZE Joweria 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 36-56. Kuba 0758062814. Nze Rose 26. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-52. Kuba 075072916.

Nze Annet, nnonya omwami owookufumbirwa. Ayagala kuba 0704900693. Nze Carol 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Kuba 0704942822.

Nze Juliet 44, mbeera Jinja. Nkola mu saluuni. Ndi ku ddagala lya ARVS, sipangisa nneesuza. Njagala omusajja nga naye ali ku ddagala, alina omulimu nga wa myaka 50-75. Kuba 0775608709.

Nze Peace, njagala omusajja ow’okufumbirwa nga yazimba mu- Kampala ne Wakiso nga wa myaka 30-45. Ayagala kuba 0779027112.

Nze Rahuma 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50. Kuba 0758953950.

Njagala omusajja Omuganda ng’akola. Nnina omwana ow’omwaka ogumu. Tuteekwa okwekebeza omusaayi. Kuba 0759643657.

Nze Resty 35, mbeera mu Kampala. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, alabika obulungi kuba nange bwendi nga mwetegefu okukola obufumbo, alina empisa, atya Katonda ng’ali wakati w’emyaka 40- 50. Kuba 0787048367 twogere.

Nze Cissy Namakula 35. Mbeera Wamala Katooke. Ntunda byakulya era nazaalako. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, ow’emyaka 40-50, atakozesa bitamiiza, Omusiraamu ng’alabika bulungi. Kuba 0705476871.

Nze Aramah 29, mbeera Katende, nnina omwana omu, nasomako ate nkola. Nnoonya omwami ow’emyaka 40 n’okweyongerayo. Sifuddeyo ku ddiini oba ggwanga. Ali siriyaasi kuba 0706580612 twogere.

Nze Shira Namukasa 20, mbeera Wankulukuku. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50 alina eddiini n’empisa. Nkubiraako twogere ebisingawo ku 0755035110.

Nze Aisha Nalule 35. Mbeera Namasuba. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 45-60 eyeewa ekitiibwa. Kuba 0703438188.

Nze Fatima Namutebi 29 ,mbeera Kagoma. Nnoonya omwami atya Katonda, alina empisa nga wa myaka 40- 50. Nkubira ku 0751536189 twogere.

Nze Suzan Namyalo 49, mbeera Kasubi, neddira Mmamba. Nnoonya omwami nga wa buvunaanyizibwa, alina eddiini, ow’emyaka 50- 58 nga mwetegefu okwekebeza n’okukola obufumbo. Kuba 0704503172.

Nze Sarah Adikini 40, nzaalibwa Tororo naye mbeera mu Kampala era mwe nkolera. Nnoonya omwami akola, ow’emyaka 43-58, amanyi omukwano. Kuba 0750701660.

Nze Zaina Nalwanga 28, neddira Njovu era mbeera Nansana. Nneetaaga omwami okusinga nga Musiraamu, ava mu bitundu by’omu mambuka, alina empisa nga tasussa mwana omu nga wa myaka 35- 38. Kuba 0702482645 oba 0785471426.

Nnoonya omwami ow’emyaka 24- 30. Nze nnina emyaka 23. Njagala akola, Musiraamu.Ow’emmamba, n’Effumbe temutawaana. Ayagala okuwasa ng’ali siriyaasi kuba ku 0701933914.

Nze Rehemah 32. Mbeera Kayabwe. Nnoonya omusajja ow’emyaka 40- 70, ow’empisa, alina eddiini nga nze. Omwetegefu okumpasa. Kuba 0708409425.

Nze Shafra 27. Nnoonya omwami ow’eddiini, ow’empisa, omukkakkamu ate nga mukozi Ndabika bulungi yadde nga nninako obulemu. Kuba 0752086345.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Osire1 220x290

Bakutte abadde yeeyita dokita n'abba...

POLIISI eriko omusajja gw'ekutte abadde yeeyita omusawo mu ddwaaliro lya Kawempe National Refferal Hospital. Kigambibwa...

Gamba1 220x290

Eddy Kenzo akomyewo ku butaka:...

Eddy Kenzo akomyewo ku butaka: Bamwanirizza nga muzira

Mukadde1xx 220x290

Asobeddwa kibuyaga bw'asudde ennyumba...

Nanfuka agamba nti ennyumba yagudde ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde mu nkuba eyatonnye ng’erimu ne kibuyaga

Bpmutebipix 220x290

Omulabirizi Lubowa akyalidde Mutebi...

E Bungereza yayaniriziddwa Abakristaayo ne Rev. Nathan Ntege. Mu maka ga Ntege Omulabirizi Mutebi ne mukyala we...

Tta 220x290

Poliisi erambuludde engeri gy'okufunamu...

OLUVANNYUMA lw’omugagga Ali Jabar okuyingira n’emmundu mu ddwaaliro lya Kampala Independent Hospital n’agikwasa...