TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Twagala abakazi abateekomomma mu lulaga amapenzi

Twagala abakazi abateekomomma mu lulaga amapenzi

By Musasi wa Bukedde

Added 19th August 2019

Abasajja banoonya abkazi baakuwasa nga tebeekomomma mu kulaga amapenzi, abalungi ate nga baabuulirirwa

Sengendo2002web 703x422

Ggwe ani? Nze Edward Ssengendo Obeera wa? Kyankwanzi Okola mulimu ki? Ndi musuubuzi wa nte. Olina abaana bameka? Ssizaalangako Onoonya mukyala alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omukyala ali wakati w’emyaka 30-35, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’alina ku ssente. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano. Bakufunye batya? Bakube 0751240468.

Nnoonya sugamnami nga olina ennyonta y’omukwano, ali ku ddagala lya ARVS, alabikabulungi, alina sente ng’ali wakati w’emyaka 30-50. nze roman mugisha. Kuba 0759843793.
 
Nnoonya sugammami ali siriyaasi ng’ali wakati w’emyaka 28-45. nze hassan yasin. mbeera ntinda. Kuba 0777413658.
 
Nnoonya omusajja ow’emyaka 40-60, ali ku ddagala lya arvs. Nnina emyaka 35. Anneetaze kuba 0758516465.
 
nze henry 24, mbeera masaja. Nnonoya omukyala ali wakati w’emyaka 30-45, alina wasula ate ng’akola. ne bw’aba talina ssente naye ng’ayagala mukwano ankubire ku 0708487672 oba 0785569855.
 
nze polyester 25. mbeera Busia. nneddira burunga. ndi munyankole. Nnoonya mukyala atasussa myaka 45 ng’alagikako mu bantu. Kuba 0758424438.
 
Nze stephen 30. mbeera mbale. Ndi mugwere. Njagala omukyala wa myaka 19-24. Ali siriyaasi kuba 0784089448 oba 0751277127.
 
Nze john, nnoonya omukazi atya katonda, nga simusiramu, alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza. siri mugagga. Omwetegefu  0750397603.
 
Nze Shadrack 23, mbeera Mukono. nnoonya omukyala omuganda,omunyankole oba omunyarwanda. Njgala alina empisa ng’ate atya Katonda. Ateekwa okuba ng’ali wakati w’emyaka 20-23. Kuba 0778788275.
 
Nze musinguzi 39. Nkolera mu Kampala, era nneekozesa, nazimba mbeera wange. Nnina omwana omu. Njagala omukazi owokubeera naye, nga yakoowa eby’ekiyaaye nga mwetegefu okuntwala ewabwe, nokunzaalira.Njgala omwetegefu okugenda ku musaayi. Ateekwa okuba ng’ayagala nnyo Katonda, ng’ali wakati w’emyaka 25-40. Nkubira ku 0786832123 oba 0753602740.
 
Nze Moses 39, mbeera kumpi ne kampala. Nkola era nazimba.Nnoonya omuwala Atasussa myaka 37 eyasomako.Tulina okwekebeza siriimu. kuba 0777584940.
 
nze mj. nnoonya suga mmami  alina ssente, omugagga twagalane. kuba 0701356351.
 
Nze Robert 25, mbeera Masajja. Nnoonya omukyala nga wa myaka 20-23 era nnazimba. Ansiimye kuba  0783226860.
 
Nnoonya omuwalao ow’emyaka 25 -33 emyaka nga yasomako. nze deo wakiso. Kuba 0702858440.
 
Nze James 25, Mbeera Busega. Nnoonya omuwala omulungi, ow’emyaka 18-23, abeera okumpi ne kampala. ali siriyaasi nkubiraako ku 0758556322.
 
nze stuart mwebe 22. mbeera masaka. Nnoonya omukyala owookuwasa, ow’emyaka 18-20. njagala ng’alina empisa, atya katonda, muyonjo nga nasobola okubeera mu kyalo. kuba 075864434.
 
Nnoonya sugammami. nze Ssegawa 30. nasomako ne nkoma mu S6. anneetaaga kuba 0751221192. Sseetasga mulwadde.
 
Nnoonya omukyala twagalane mu kyama. Njagala ali wakati w’emyaka 20-40. nze ndi wa myaka 25. Kuba 0752067817.
 
Nze Moses K 39, mbeera mu kampala era nkola.Nnoonya omukyala atasussa myaka 30 eyasomako. Tujja kwekebeza omusayi. Kuba 0756240087.
 
Nnoonya omuwala ow’emyaka 18-25 nga yasomako. Ndi Musiraamu. Nnina emyaka 43. mbeera nansana. Sifa ku ddiini. Kuba 0701920471.
 
Nze Abdulghaffar 28. Nnoonya omukazi Omusiraamu ng’ali wakati w’emyaka 18-20 ng’ali siriyaasi nga mwetegefu kukola bufumbo kuba 0701668187.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.