TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Abakazi banoonya abasajja abalina waaka

Abakazi banoonya abasajja abalina waaka

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2019

Abakazi banoonya abasajja abamalako mu nsonga z'omukwano ate nga balungi

Sharon2004web 703x422

Nnyabo weebale kunyirira Ssaala zammwe. Biki ebikunyiriza? Ndya mmere eya bulijjo Mpozzi ggwe ani? Nze Sharon Naluwooza Obeera wa? Wakiso Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 26. Okola mulimu ki? Nneekozesa era nakuguka mu byakufumba. weddira ki? Kasimba Oyagala mwaami alina bisaanyizo ki? Nneetaaga mwami atapangisa,alina ku ssente, ow’emyaka 40 n’okweyongerayo, alina empisa nga mukkakkamu sifuddeyo oba alina ku baana kuba nange nazaalako. Saagala musiraamu. Bakufunye batya? Bakube 0756011892.

Nze Joan 34, nnina omwana omu wa myaka 4. Ndi Muganda. Nnoonya omwami nga mukozi kuba nange ndi mukozi okuva ku 45 n’okweyongerayo ne bwaba n’abaana sifaayo. Kuba 0795777194.
 
 
Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 45-58 nga Musiraamu. Nze Hudah 24. Kuba 0792655146.
 
Nze sumaya 25. Njagala omusajja Omusiraamu ng’ ali ku ddagala lya ARVS. Ali siriyaasi kuba 0775744389.
 
nze Joyce 42. mbeera Naminya. Nd ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja nga wa myaka 50-70 ng’alabika bulungi. Kuba 0705191105.
 
Nnoonya omwami omulungi, atya katonda, ali ku ddagala lya ARVS mutwale mu bakadde bange mwanjule. Njagala ali wakati w’emyaka 30-40. Kuba 0779913820.
 
Nze rema 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Kuba 0775479056.
 
Nze Amina 38, mbeera Lugazi.Njagala omusajja nga mukulu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Sifaayo ne bw’aba alina abaana. kuba 0756362336.
 
Nze Esther Nabakka 28, neddira Ffumbe, mbeera Namasuba, nnina omwana. Nneetaaga omwami asobola okunnyongeramu ssente mu byenkola, alina empisa, atya katonda, omwetegefu okugenda mu bakadde bange, ow’emyaka 30-45 ate nga mwetegefu okukola obufumbo. Kuba 0704521368.
 
Nze Ruth Nantaya 23, neddira hhonge mbeera Kapeeka. Nnoonya omwami ananjagala n’omwana wange, afaayo, alina empisa nga ssi mukonoggaamu nga wa myaka 30-40. Kuba 0756617687.
 
Nze Zaina Nalwanga 28, neddira Njovu era mbeera Nansana. Nneetaaga omwami okusinga nga musiraamu, ava mu bitundu by’omu mambuka, alina empisa nga tasussa mwana omu nga wa myaka 35- 38. Kuba 0702482645 oba 0785471426.
 
Nze Suzan Namyalo 49, mbeera Kasubi, neddira Mmamba. Nnoonya omwami nga wa buvunaanyizibwa, alina eddiini, ow’emyaka 50- 58 nga mwetegefu okwekebeza n’okukola obufumbo. kuba 0704503172.
 
Nze Sarah Adkini 40, nzaalibwa Tororo naye mbeera mu Kampala era mwe nkolera emirimu gyange. Nnoonya omwami akola, ow’emyaka 43-58, amanyi omukwano ate nga mulamu bulungi kuba nange bwendi. Kuba 0750701660.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...