TOP

Twagala abakazi abatali benzi

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2019

Twagala abakazi abatali benzi tubawase.

Sengendo2002web 703x422

Ggwe ani? Nze Edward Ssengendo Obeera wa? Kyankwanzi Okola mulimu ki? Ndi musuubuzi wa nte. Olina abaana bameka? Ssizaalangako Onoonya mukyala alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omukyala ali wakati w’emyaka 30-35, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’alina ku ssente. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano. Bakufunye batya? Bakube 0751240468.

Nze Akim Lubega 28. mbeera Wankulukuku. ndi makanika, nnina omwana omu naye sibeera naye era nasomako. Nneetaaga mukyala omwesimbu alina empisa okuva ku myaka 27 ne 35, omwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi, akola kuba nange nkola. Kuba 0705649533.
 
Nze Simon Jjunju 40, mbeera Nakwero. ndi bbulooka w’amayumba n’ettaka. Nneetaaga omukyala ow’emyaka 25-40 ng’abeera mu bitundu bya Kampala, atasussa baana babiri nga talina bulwadde bwonna. Kuba 0701571111.
 
nze bruno s. njagala omukazi nga mwetegefu okufumbirwa n’okuzaala atasussa myaka 23 kuba nze nnina 24 ate nga atya katonda. Kuba 0753551329.
 
nze musa 36. Nnoonya omukyala ng’alina ku ssente anannyambako tukulaakulane. Anneetaaze kuba 0751515230.
 
nze abdul latif 24. mbeera fort portal. nnoonya omukazi ow’okuwasa nga wa myaka 30-45, alinawo ku ssente. Nze ndi ddereeva wa fuso. kuba 0780268251 oba 0702288350 twogere.
 
nze david ssewanyana. Nnedira nseneene. mbeera ntinda. njagala omuwala ow’obuvunaanyizibwa, alina eddiini tukole obufumbo. kuba 0752167625.
 
Nnoonya omuwala atali muyaaye. Njagala alina ssente z’entambula. Kuba 0758237461.
 
nze Mukiibi 35, mbeera kampala. ndi muddugavu, muwanvu era muganda. njagala omukyala atya katonda, alina empisa twagalane. omwetegefu nkubira ku 0700616173.
 
nze robert mukisa 34. mbeera kisaasi. njagala omukyala amanyi omukwano, atya katonda era ng’ali siriyaasi tukole amaka. Kuba 0701604583.
 
Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 30-50. nze nnina emyaka 32. Njagala omwesimbu, ali siriyaasi, anaasobola okundabirira ng’alina ku ssente mulage omukwano ogwannamaddala. Kuba 0706853084.
 
Nnoonya omukazi owookuwasa ng’ali wakati w’emyaka 19-30, afaayo okukola. nze john kasumba. mbeera kawanda. kuba 070599054.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Museveni tayagala kuggya musolo...

PULEZIDENTI Museveni ategeezezza nti tawagira kya gavumenti okubinika amasomero n’amatendekero ag’ebyenjigiriza...

Ssentebesserwangaomubakawantenjerusouthfredbasekerdcmwanamoizanabakunguabalalangabatemaevvuunikeawagendaokuzimbibwaessomerowebuse 220x290

Gavumenti yaakuzimbira ab'e Kayunga...

Ab'e Kayunga bagenda kuzimbirwa essomero lya siniya lya bbiriyooni bbiri nga n'evvuunike lyaggwa okutemebwa

Abantungabalingizamuddirisaokulabaomulambogwakantonoekifsaulwokulira 220x290

Asse mukazi we naye ye yeetuga...

Omusajja atemyetemye mukazi we n'amutta n'amulesa ebbujje ery'emyezi musanvu

Kiteb13webusemubuulo 220x290

Abatundira ku nguudo baweereddwa...

Abasuubuzi abakolera mu katale ak'omu buulo n'ababadde bakolera ku kkubo mu bitundu by'e Kabowa - Wankulukuku –...

Olukiiko lwa Bobi Wine luli mu...

POLIISI eyiye abaserikale baayo mu Ndeeba okuziyiza olukiiko lwa Bobi Wine lw’ategeseeyo olwaleero; okwebuuza ku...