TOP

Saagala musajja alina mukyala mulala

By Musasi wa Bukedde

Added 25th September 2019

Njagala omwami ng’alina omulimu n’empisa ate nga talina mukyala mulala. Njagala okuva ku myaka 35 n’okweyongerayo nga mwetegefu okugenda mu bazadde bange. Ndi ku ssimu, 0752342710.

Unity1 703x422

Endabika yo enkubye

Weebale kusiima

Kirabika amata onywera ddala agawera.

Kituufu kuba nnina ente ze neerundira.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Siifa Natukunda

Obeera wa?

Mbeera Bushenyi ne bazadde bange.

Simanyi olinayo ku baana?

Nina omwana omu.

Kirabika onyumirwa obulamu?

Si nnyo nga bwe nandibwagadde.

Ate kiki ekigaanyi?

Anti nneetaaga omubeezi olwo obulamu bunnyumire ddala.

Weeataaga afaanana atya?

Njagala omwami ng’alina omulimu n’empisa ate nga talina mukyala mulala. Njagala okuva ku myaka 35 n’okweyongerayo nga mwetegefu okugenda mu bazadde bange.  Ndi ku ssimu, 0752342710.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kib11 220x290

Ba Kansala ku district e Kiboga...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono