TOP

Nnoonya omukazi atazaalangako

By Musasi wa Bukedde

Added 25th September 2019

Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 18-21 nga Musiraamu eyasomako waakiri n’akoma mu S6. Omuyonjo ate nga si muyaaye ate nga mwetegefu okufumbirwa n’okuzaala naye nga tava mu bitundu by’engulu.

Noonya 703x422

Amannya ggwe ani?

Nze Abdul Ssennabulya

Okola mulimu ki?

Ndi mubazzi akola entebe za sofa

Obeera wa?

Mbeera Kasokoso.

Olina emyaka emeka?

Nina emyaka 20.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako era n’omukazi njagala atazaalangako.

Oyagala mukyala atya?

Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 18-21 nga Musiraamu eyasomako waakiri n’akoma mu S6. Omuyonjo ate nga si muyaaye ate nga mwetegefu okufumbirwa n’okuzaala naye nga tava mu bitundu by’engulu.

Akusiimye akufuna atya?

Asobola okukuba ku ssimu nnamba 0701687531 wadde talina mulimu naye ekikulu kyakuba nga tazaalangako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...