TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Abakazi abanoonya abasajja abamanyi omweso

Abakazi abanoonya abasajja abamanyi omweso

By Musasi wa Bukedde

Added 11th November 2019

Abakazi banoonya abasajja abamanyi omweso nga bayonjo ate nga balina emirimu egy'obuvunaanyizibwa.

Ruthweb 703x422

Amannya ggwe ani? Nze Rose Nabuziba Obeera wa? Busunju naye nzaalibwa Hoima. Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 27. Oyagala mwami alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omwami eyazimba, akola asobola okunkolera bizinensi, alina empisa, ananjagala n'abaana bange sifuddeyo oba alina abaana oba talina. Bakufunye batya? Bakube 0754994155.

Twagala  abasajja abamanyi omweso
 
Nze Christine Nanteza 29, mbeera Kajjansi neddira Ffumbe, nnina omwana omu. Nneetaaga omwami omwetegefu okukola obufumbo, okugenda mu bakadde bange n'okunfunira eky’okukola kuba njagala nnyo okukola. Njagala ali wakati w’emyaka 30- 45 ng'akola.Bakube 0704521368.
 
 
Ndi mukyala alabika obulungi naye ndi ku ddagala lya ARVS, nnina emyaka 30. Nneetaaga omwami omuntumulamu, atalina mukazi, atya Katonda, ow’emyaka myaka 30-40 nga omwetegefu okugenda mu bakadde bange, akola nga teyeddira Ngabi oba Enjovu. Kuba 0784364815
 
Nze Aida Nakayima 26, mbeera Kabojja, neddira Nte era ntunda dduuka. Nneetaaga omwami eyeewa ekitiibwa, akola, alina empisa nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange, ow’emyaka 25- 40 asobola okunnyambako mu by’emirimu gyange. Kuba 0752261934. 
 
Nze Aidah  Namubiru, mbeera Naggalama.  Nnoonya omusajja  alina eddiini, alina ekitiibwa n’omukwano ogwa namaddala era nga mwetegefu okubeera nange. Ansiimye kuba   0786880654.
 
Nnoonya omusajja nga mwetegefu okumpasa n’okugenda ku musaayi ne mu bazadde bange. Kuba 0703703865.
 
Nze Barbra 26. Nnina omwana. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Ansiimye kuba 0750729176. .
 
Nze Sharon. Nnoonya omwami owookubeera naye. Kuba 0700204933.
 
nze mumbejja sylvia 27. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-55 . Ansiimye kuba 0777518486.
 
nze nabatanzi 29. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Njagala wa myaka 35-55. ayagala kuba 0701143975.
 
Nnoonya omusajja Omulokole anannyanjula. Kuba 0777094141.
 
Nze Lorah. Nnoonya omusajja omukulu mu birowoozo era nga asobola okunnyamba mu misomo gyange. Emyaka si kikulu kasita aba ng’amanyi Omutonzi. Kuba 0789243439.
 
Nnoonya omwami ow’empisa gwe nnaafaako naye anfeeko ate nga ne Katonda amuwa ekitiibwa. Ansiimye nkubiraako ku 0751162675.
 
Nnoonya omwami omwetegefu okuwasa. nze NMA 29. Njagala mulungi, wa myaka 35-40 abeera mu Kampala, alina empisa nga muntumulamu. Anneetaaze kuba 0700534129.
 
Nze Nabbaale. Nnoonya omusajja ow’okufumbirwa ng’ali wakati w’emyaka 20-28. Anneetaaze kuba 0700789891.
 
Nnoonya omwami ow’okulya naye obulamu. Ndi muwala mulungi era ne ffiga nnungi. Kuba 0700853461 twogere 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga