TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Abasajja abanoonya embooko z'abakazi

Abasajja abanoonya embooko z'abakazi

By Musasi wa Bukedde

Added 18th November 2019

Twagala abakazi abeetegefu okukola obufumbo ate nga bamamyi omukwano

Matovu002 703x422

Amannya ggwe ani? Nze David Matovu Obeera wa? Bulenga. Olina emyaka emeka? Nnina 26 Ozaalibwa wa? Masaka Olina abaana bameka? Ssizaalangako Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki? Nnetaaga mukyala alina empisa, omwetegefu okukola obufumbo, ali wakati w’emyaka 19-30 nga tasussa mwana omu. Bakufunye batya? Bakube 0752873780 oba 0700907297.

Nze Eria 23 mbeera Jinja,nkola mu kkampuni emu. Nneetaaga mukyala okuva ku myaka 30 ne 50 bwetusobola okukwatagana.Alina okuba ng'akola,alina empisa,amanyi omukwano alina ku sente nga mwesimbu.Ssimu 0754496150 oba 0771951749.
 
Nze Joseph Ssentongo 37. Mbeera Butambala. Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 25-35, omweru, owekigero ng’akola. Sifa ku buyigirize. Owente n’Enkima temutawaana. Kuba 0783064977.
 
Mbeera Kawaala. Nze Tom 36. Ndi muwanvu. Nnoonya omukazi ow’okuwasa nga wa myaka 20-28, omutonotono, omuwanvu, ow’empisa, atya Katonda. Saagala muyaaye. Kuba 0702099919.
 
Nnina emyaka 52. Nnoonya omukyala owookuwasa nga si Musiraamu. Njagala wa myaka 35 n’okweyongerayo, amanyi omukwano ng’ali mu Kampala. Tujja kugenda ku musaayi. Kuba 0756857448 oba 0775390395.
 
Ndi wa myaka 57. Nnoonya omukyala ng’ali wakati w’emyaka 45-48, Omukrisitaayo, ow’obuvunaanyizibwa, ateyeerusa, omuyonjo nga yasoma okusussa S.4. Njagala eyeewa ekitiibwa. Tujja kwekebeza omusaayi n’okukyala mu bazadde. Kuba 0777029893.
 
Nze Aziz 27, mbeera Namasuba. Nnoonya omukyala omulungi nga Musiraamu, ali wakati w’emyaka 18-25 nga mumalirivu. Kuba 0793533318.
 
Nze Aliyi 28, mbeera Mbale. Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-22, alabika obulungi nga mukkakkamu. Kuba 0750763735.
 
Nze simon Peter. Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-26. Nze nnina emyaka 27. Mbeera Lugazi era nkola. Kuba 0779021447.
 
Nze Nelly. Njagala omukyala alina empisa  nga wa myaka 20-23. Kuba 078767553.
 
Nze Akim Lubega 28, mbeera Wankulukuku. Ndi makanika, nnina omwana omu naye sibeera naye era nasomako. Nneetaaga omukyala omwesimbu, alina empisa, ow’emyaka 27-35, omwetegefu okukola obufumbo n’okwekebeza omusaayi, akola kuba nange nkola. Kuba 0705649533

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...