TOP

Ananzaalira abaana abawala jjangu nkuwase

By Musasi wa Bukedde

Added 24th March 2020

Amannya ggwe ani? Henry Matovu Obeera wa? Kyengera Olina emyaka emeka? Nnina 29 Wazaalako? Nninayo abaana abalenzi kati nnoonya omukyala ananzaalirayo kasukaali.

Aba 703x422

Amannya ggwe ani? Henry Matovu Obeera wa? Kyengera Olina emyaka emeka? Nnina 29 Wazaalako? Nninayo abaana abalenzi kati nnoonya omukyala ananzaalirayo kasukaali.

Okola mulimu ki? Ndi mulunzi wa nkoko era nneekozesa.

Omukyala oyagala alina bisaanyizo ki? Njagala omukyala atazaalangako naye nga yasomako waakiri okutuuka mu siniya 4, ali wakati w’emyaka 25-30, alina empisa n’eddiini naye nga mwetegefu okuzaala n’okuyiga omulimu gwenkola.

Wabula alina okuba nga mwetegefu okumukebera omusaayi naye ow’ebbuba eringi n’ayombayomba ennyo totawaana.

Akwetaaze akufuna atya? Ndi ku ssimu nnamba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknmu21 220x290

Ababadde batwala omulambo batuuyanye...

Abatuuze ku kyalo Nassuuti mu munisipaaali y’e Mukono baasitaanye okufuna ebiwandiiko ebitambuza omulambo gwa munnaabwe...

1bc8d9398e5f4a07a3307fdfeb1d90ad 220x290

Kasujja omukulu w'ekika ky'Engeye...

OMUTAKA Hajj Mohamood Minge Kibirige Kasujja abadde akulira ekika ky’engeye obulwadde bwa sukaali ne puleesa bimugye...

Mkncov11 220x290

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira...

Ab’e Mukono batandise ekifo aw’okukuumira abateeberezebwa okuba ne Coronavirus

414009d1dd2349e0bd6b4678886a42d21 220x290

Kabaka awaddeyo obukadde 100 okuyamba...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II addukiridde Bannayuganda n’obuyambi obw’enjawulo obubalirirwa obukadde 100 ng’ensimbi...

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi