TOP

Njagala ananjagala nga bwendi

By Musasi wa Bukedde

Added 31st March 2020

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda mu bakadde.

NZE Suzan Nankya 49, neddira Mamba mbeera Kawempe. Nneetaaga mwami wa buvunaanyizibwa nga Muganda okusinga nga Mukatoliki.

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda mu bakadde.

Tulina okwekebeza omusaayi. Ssimu 0704503172.

Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 30 - 45. Njagala nga mwetegefu okumpasa. Omwetegefu nkubira ku 0773116826.

Nze Diana Kyampiire 31, ndi musuubuzi nga nzaalibwa Rukungiri.

Nnazaakola naye ndabika bulungi ddala. Njagala omwami akola amanyi omukwano okuva ku myaka 40 okweyongerayi.

Ssimu 0754455753. Nze Shakirah Nakintu 29, nneddira Mpologoma, mbeera Masaka nga ntunda dduuka. Nnina omwana omu era nasomako.

Njagala omwami okutandikira ku myaka 35 n’okweyongerayo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. n’okugenda mu bazadde ate ng’akola. Kuba 0701143975.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabakafitri1 220x290

Kabaka ayagalizza Abasiraamu Idd...

KABAKA Ronald Muwenda II alagidde Bannayuganda okukuuma emirembe n’okusonyiwagana mu kiseera kino ng’Abasiraamu...

Mknded4 220x290

Famire eziyiridde mu nnyumba nga...

Abasiraamu mu kibuga ky’e Mukono baaguddemu encukwe ku Iddi munnaabwe eyabadde akedde ku maliiri okufumba emmere...

Mknmm3 220x290

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa...

Ddereeva okuva e Mutukula asangiddwa Mukono ng’alina Corona virus-atwaliddwa mu kalantiini n’abalala babiri be...

Ssaavasennyonga 220x290

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere...

Paasita Ssennyonga awaddeyo emmere ya bukadde 300 okudduukirira abali ku muggalo

Lockdown309 220x290

Eyali awola ssente azzeeyo mu nnimiro...

ENSWA bw'ekyusa amaaso naawe ng'envubo okyusa ne Charles Tamale envubo agikyusirizza mu nkumbi okubaako ettofaali...