TOP
  • Home
  • Amawulire
  • ‘Mmotoka ezaffe twazigula mu makubo matuufu’

‘Mmotoka ezaffe twazigula mu makubo matuufu’

By Musasi Wa

Added 16th October 2011

“Tetulina kutya kwonna, ebyuma ebyaffe bye tuvuga twabifuna mu makubo matuufu,” bwe batyo abagagga b’omu Kampala Bukedde ku Ssande be yatuukiridde abavuga mmotoka ez’ebbeeyi bwe baategeezeza.

2011 10largeimg215 oct 2011 210219880 703x422

Bya Meddie Musisi  NE
ROBERT MUTEBI


“Tetulina kutya kwonna, ebyuma ebyaffe bye tuvuga twabifuna mu makubo matuufu,” bwe batyo abagagga b’omu Kampala Bukedde ku Ssande be yatuukiridde abavuga mmotoka ez’ebbeeyi bwe baategeezeza.

Bagamba nti ezaabwe baazigula mu makubo matuufu nga bakolagana butereevu n’amakampuni agazitunda mu mawanga gye ziva noolwekyo tebalina kutya kwonna nti mmotoka zaabwe ziyinza okukwatibwa.

Wiiki eno poliisi yategeezezza ng’ezimu ku mmotoka ez’ebbeeyi ezivugibwa mu Kampala bweziyinza okuba nga zabbibwa kuva mu mawanga nga Bungereza n’amalala.

Meddie Sebaggala owa Sebaggala and sons yagambye nti ye anyumirwa nnyo okuvuga ebyuma eby’ebbeeyi okuva e Germany ne Bungereza nti era akolagana butereevu n’amakampuni agazitunda.

 

‘Mmotoka ezaffe twazigula mu makubo matuufu’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pop1 220x290

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa...

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa okutta Kirumira bateereddwa

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko

Hop2 220x290

Abayizi boogedde eyabookezza

Abayizi boogedde eyabookezza