TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Temwekalakaasa ng’abaana baffe bakola bibuuzo- Bazadde

Temwekalakaasa ng’abaana baffe bakola bibuuzo- Bazadde

By Musasi Wa

Added 16th October 2011

ABAZADDE bawakannyiza eky’ekibiina kya A4C okwekalakaasa enkya nga batambuza ebigere kye bagamba nti kigenda kutataaganya abayizi abatandika ebibuuzo byabwe eby’akamalirizo.

2011 10largeimg215 oct 2011 211228880 703x422

Bya Joseph Mutebi

ABAZADDE  bawakannyiza eky’ekibiina kya A4C okwekalakaasa enkya nga batambuza ebigere kye bagamba nti kigenda kutataaganya abayizi abatandika ebibuuzo byabwe eby’akamalirizo.

Bawandiikidde Ssaabadumizi wa poliisi  Maj. Gen Kale Kayihura  nga bamusaba akozese  amaanyi  gonna agasoboka okulemesa  bannabyabufuzi b’oludda oluvuganya gavumenti okugenda mu maaso n’enteekateeka zaabwe.

Baabadde ku National Theatre ku Lwomukaaga nga bakulembeddwaamu ssentebe w’ekibiina kya Parents Brigade, Edgar Barigye.

 

Temwekalakaasa ng’abaana baffe bakola bibuuzo- Bazadde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiteb13webusemubuulo 220x290

Abatundira ku nguudo baweereddwa...

Abasuubuzi abakolera mu katale ak'omu buulo n'ababadde bakolera ku kkubo mu bitundu by'e Kabowa - Wankulukuku –...

Olukiiko lwa Bobi Wine luli mu...

POLIISI eyiye abaserikale baayo mu Ndeeba okuziyiza olukiiko lwa Bobi Wine lw’ategeseeyo olwaleero; okwebuuza ku...

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza