TOP

Meeya wa Mukono awabudde abakyala

By Musasi Wa

Added 27th October 2011

AMYUKA Meeya wa Munisipaali y’e Mukono, Muky. Medred Nyumera awadde abakyala b’ekitundu kino amagezi okwekolamu ebibiina basobole okuganyulwa mu nteekateeka z’ekitundu kino ez’okutumbula embeera z’abantu.

 

AMYUKA Meeya wa Munisipaali y’e Mukono, Muky. Medred Nyumera awadde abakyala b’ekitundu kino amagezi okwekolamu ebibiina basobole okuganyulwa mu nteekateeka z’ekitundu kino ez’okutumbula embeera z’abantu.

Nyumera bino yabyogedde alambula ekibuga Mukono ku Lwokuna.

Yakubirizza abasuubuzi b’omu butale okukomya omuze gw’okusuula kasasiro mu myala.

‘Tuteekeddwa okukuuma obuyonjo olwo lwe tunaawona endwadde  eziva ku bucaafu,’  bwe yayongeddeko.
   
 

Meeya wa Mukono awabudde abakyala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasubibwafanana2 220x290

'Abaganda temuggwaamu ssuubi, omulimu...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga asabye Abaganda obutaggwaamu ssuubi, omulimu gw’okumaliriza Muzibwazaalampanga mu...

Nalwoga2 220x290

Bbebi w'omwaka 1 agudde mu kinnya...

ENTIISA ebuutikidde abatuuze b’e Lweza A, omwana ow’omwaka ogumu n’ekitundu bw’asangiddwa ng’afiiridde mu kinnya...

Sheikhnuhumuzaatangabuulira 220x290

Muzaata alumirizza abakulembeze...

Muzaata yakuutidde Abasiraamu okwewala abantu abaagala okubeeyambisa okuggusa ebyabwe era bakomye n’emize egy’okwekutulamu...

Manya 220x290

Bp. Kakooza akunze abayizi okuva...

Omusumba wa Klezia ow’essaza ly’e Lugazi, Christopher Kakooza yakalaatidde abayizi okuva mu mazannyo basome nti...

Mknupd3 220x290

Abavubi e Buvuma bakolokose aba...

Abavubi abakakkalabiza emirimu gyabwe ku nnyanja Nalubaale mu bizinga by’e Buvuma balojjedde abakulembeze baabwe...