TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyakuba owapoliisi e Namboole bamukwatidde ku Kaleerwe

Eyakuba owapoliisi e Namboole bamukwatidde ku Kaleerwe

By Musasi Wa

Added 9th November 2011

POLIISI ekutte omuvubuka agambibwa nti yakuba owapoliisi e Namboole ku mupiira gwa Uganda Cranes ne Kenya ogwaliyo nga October 8.

2011 11largeimg209 nov 2011 085304763 703x422

Bya MUSASI WAFFE 

POLIISI ekutte omuvubuka agambibwa nti yakuba owapoliisi e Namboole ku mupiira gwa Uganda Cranes  ne Kenya ogwaliyo nga October 8.

Robert Nsubuga 24 omutuuze w’omu Ssebina  Zooni ku Kaleerwe y’agambibwa okukuba omuserikale wa poliisi n’amuleeta n’omusaayi.

Kigambibwa nti Nsubuga yabba essimu ku Munnakenya  nga wano poliisi we yamukwatira  n’abalwanyisa nga bw’ababuuza oba essimu gy’abbye yaabwe.   

Nsubuga yalagibwa ku mawulire ga ‘Agataliiko nfuufu’ ku Bukedde ttivvi ng’awuttula owapoliisi kyokka okuva olwo  abadde aliira ku nsiko. Waliwo eyatemezza ku Poliisi y’oku Kaleerwe eyamuzinze n’emukwata.

Nsubuga yasoose kukuba baserikale n’okubawemula okutuusa lwe baamugonzezza.

Eyakuba owapoliisi e Namboole bamukwatidde ku Kaleerwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...