TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bannayuganda b’omu Amerika badduukiridde abayizi

Bannayuganda b’omu Amerika badduukiridde abayizi

By Musasi Wa

Added 11th November 2011

BANNAYUGANDA abeegattira mu kibiina kya “Uganda North American Association” badduukiridde essomero lya Citizen Parents e Makindye erisomesa abaana abataliiko mwasirizi n’obukadde 5

2011 11largeimg211 nov 2011 165755163 703x422

Bya Joseph Mutebi

BANNAYUGANDA abeegattira mu kibiina kya “Uganda North American Association”  badduukiridde essomero lya Citizen Parents e Makindye erisomesa abaana abataliiko mwasirizi  n’obukadde bw’ensimbi butaano zibayambe okubagulira emmere.

Kino kiddiridde kaweefube abadde akolebwa omubaka ow’enjawulo mu kibiina kino ekya (UNAA) atuula mu Uganda, Kizza Ssenninde okutuukirira Bannayuganda abali mu Amerika okulaba nga badduukirira abaana bano.

Omukolo gwabaddewo ku nkomerero ya wiiki ewedde ku ssomero lino era nga Bannayuganda bano obubaka baabutisse Omulangira Kimbugwe.

Akulira essomero  lino, Haruna Nambaale yategeezezza nti balina abaana abasukka mu 600.

 

Bannayuganda b’omu Amerika badduukiridde abayizi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...