TOP

Ente zikwasizza abavubuka basatu

By Musasi Wa

Added 12th November 2011

ABAVUBUKA basatu bakwatiddwa e Mukono ku bigambibwa nti baasangiddwa n’ente enzibe bbiri. Abakwate kuliko, Francis Kasiirivu, Joseph Mbonimpa ne Nelson Kikomeko ab’e Nama.

2011 11largeimg212 nov 2011 164524000 703x422

ABAVUBUKA basatu bakwatiddwa e Mukono ku bigambibwa nti baasangiddwa n’ente enzibe bbiri. Abakwate kuliko, Francis Kasiirivu, Joseph Mbonimpa ne Nelson Kikomeko ab’e Nama.  Baakwatiddwa ku Lwokutaano n’ente ezigambibwa nti za Ibrahim Kirezi ow’e Wabinyira mu ggombolola y’e Nakisunga. Atwala Poliisi y’e Mukono, Jerom Mwesigwa yagambye nti  baakwatiddwa nga banoonya muguzi Bagguddwaako omusango ku fayiro nnamba CRB:2381/2011. Poliisi yalabudde ku bubbi mu nnaku Enkulu.

Ente zikwasizza abavubuka basatu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...