TOP

Aba S6 batandise leero ebigezo

By Musasi Wa

Added 14th November 2011

Abayizi ba S6 103,760 leero batandise okukola ebigezo byabwe ebyakamalirizo ebibayingiza mu Yunivaasite.

2011 11largeimg214 nov 2011 110014687 703x422

 

Bya Herbert Musoke

NG’abayizi ba S6 bakola ebigezo byabwe ebyakamalirizo leero ku Mmande, ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB, kyemulugunya ku ttendekero ly’amateeka mu Makerere Yunivasite okufutyanka ebbaluwa eweebwa abatudde S6 nti nnafu nnyo.

Mathew Bukenya bwe yabadde ayogera eri abaamawulire ku kitebe kya UNEB  ku Lwomukaaga yagambye nti ettendekero ly’amateeka e Makerere okugamba nti ebbaluwa ya S6 eweebwa ayagala okusoma amateeka tizimatiza kuba kuyisa maaso mu UNEB.

Abayizi ba S.6 batandise  n’essomo lya Economics I, ne Biology III, ate olweggulo bakole ekigezo kya Economics II era abayizi 103,760 be batudde. 

 

Aba S6 batandika leero ebigezo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....

Bitone2 220x290

Nze sijja kuyimba kambawe akatono...

NG’ABAYIMBI beeyiwa mu situdiyo okukola ennyimba ezikwata ku kirwadde ku Coronavirus n’okukubiriza abantu okugoberera...

Kcca2 220x290

Oba adduse tutwale ekigaali n’emmaali...

OMUVUBUKA eyabadde atundira ennanaansi ku kigaali ebigere tebiba kumweyimirira ssinga kati ali mu mbuzi ekogga....

Njagala ananjagala nga bwendi

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda...