TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Kiyonga, Muhwezi, Kajura, ne Migereko basuuliddwa ttale!

Kiyonga, Muhwezi, Kajura, ne Migereko basuuliddwa ttale!

By Ahmed Mukiibi

Added 7th June 2016

Mu kabinenti empya, Pulezidenti asudde Baminisita abakadde abasoba mu 30 nga mu bano mulimu abasinga baawangulwa mu kulonda okw’ababaka ba Palamenti ate abalala tebeesimbawo.

Abagudde 703x422

Mu kabinenti empya, Pulezidenti asudde Baminisita abakadde abasoba mu 30 nga mu bano mulimu abasinga baawangulwa mu kulonda okw’ababaka ba Palamenti ate abalala tebeesimbawo.

Baminisita abasuuliddwa ye; Crispus Kiyonga abadde ow’ebyokwerinda, Henry Muganwa Kajura abadde omumyuka asooka owa Katikkiro era Minisita w’abakozi, Abalala abasuuliddwa ye; Nyombi Thembo, Maria Lubega Mutagamba, Abraham Byandaala, Daudi Migereko, John Nasasira, Jim Muhwezi, Jessica Alupo, Freddie Ruhindi, Henry Banyenzaki, Rose Akol ne Tarsis Kabwegyere.

Abalala abasuuliddwa ye; Zerubabel Nyiira, Polof. Tokodri Tagboa, Tres Bucyanayandi, Shem Bageine, Fred Omach, Caroline Okao, Rukia Nakadama, Sulaiman Madada, Vincent Nyanzi, Nekesa Oundo, Sarah Ndoboli Kataike, Asuman Kiyingi, Rose Najjemba, Christine Aporu Akol, Fred Omach, David Wakikona, Kamanda Bataringaya, James Baba, Stephen Chebrot ne Peter Lokeris.

Kabineti mu bujjuvu yiino;

New Cabinet by The New Vision

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala asazeewo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...

Newsengalogob 220x290

Ayagala tuddiηηane

WALIWO omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala...

Newsengalogob 220x290

Sikyafuna bwagazi kwegatta

Naye ng’omwami wange alina abakyala abalala basatu nze takyanfaako era agamba nti abakyala abalala bamusanyusa...