TOP

Bajeti ya 2016/17 ya buwumbi 26,360

By Ahmed Mukiibi

Added 8th June 2016

Bajeti y’eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2016/2017 egenda okusomwa ku ssaawa 8:00 ez’olweggulo ku Serena Hotel mu Kampala ya buwumbi 26,360 bwe ddu!

Naduli 703x422

Minisita w'eby'ensimbi Kasaija

Bajeti y’eggwanga ey'omwaka gw'ebyensimbi 2016/2017 egenda okusomwa ku ssaawa 8:00 ez’olweggulo ku Serena Hotel mu Kampala ya buwumbi 26,360 bwe ddu!

Bajeti empya ya buwumbi 26,360 n’obukadde 451 nga zino z’ensimbi gavumenti z’egenda okusaasaanya mu mwaka gw’ebyensimbi 2016/17 ogutandika nga July 1, 2016.

Ku buwumbi 26,360 n’obukadde 451, Gavumenti z’egenda okusaasaanya, obuwumbi 14, 489 n’obukadde 700 (ebitundu 68 ku 100) zigenda kukuhhaanyizibwa munda mu ggwanga naddala mu misolo.

Obuwumbi 6,771 n’obukadde 40 ezigenda okujjuulirizza Bajeti, za kuva mu mawanga n’ebitongole ebigabi by’obuyambi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda...

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda abaakwatibwa balaajanye

Lab2 220x290

Erias Lukwago alabudde abavubuka...

Erias Lukwago alabudde abavubuka abatava ku WhatsAapp ne Facebook

Hop2 220x290

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa...

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Jip1 220x290

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde...

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde obutwa

Kop2 220x290

Awonye okwokebwa abayizi be

Awonye okwokebwa abayizi be