TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abadde agezaako okusobya ku nnamukadde w'emyaka 65 bamukutte

Abadde agezaako okusobya ku nnamukadde w'emyaka 65 bamukutte

By Musasi wa Bukedde

Added 11th August 2016

POLIISI e Iganga ekutte omusaja w’emyaka 30 nti abadde agezaako okusobya ku mukadde w’emyaka 65.

Okothagambibwaokwagaraokukwataomukadde 703x422

Okoth ng'ali ku Poliisi

POLIISI e Iganga ekutte omusaja w’emyaka 30 abadde agezaako okusobya ku mukadde w’emyaka 65.

Steven Okoth ow’oku kyalo Bulowoza yakwatiddwa nti yabadde agezaako okukwata Florence Nakafu ow’e Busu mu ggombolola Bulamagi e Iganga.

Okoth omukozi mu maka g’omukadde agamba nti, bwe yalabye ng’abantu tebaliiwo n’asalawo okumukwata.

Akulira bambege ku poliisi e Iganga, Naoth Nlongo ategeezezza nti bazzukulu be baamutaasizza olw’enduulu gye yakubye.

Okoth yategeezezza nti, yagezaako okuganza omukadde ono n’agaana kwe kusalawo okukozesa amaanyi naye ne bamukwata.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi