TOP
  • Home
  • Diaspora
  • Bobi Wine agenze mu Amerika kuyimbira Bannayuganda mu lukuηηaana lwa UNAA

Bobi Wine agenze mu Amerika kuyimbira Bannayuganda mu lukuηηaana lwa UNAA

By Musasi wa Bukedde

Added 1st September 2016

BOBI WINE ne mukazi we Barbie Itungo bagenze Boston mu Amerika okwetaba mu lukuηηaana lwa Bannayuganda ababeera mu Amerika olwa UNAA.

Genda 703x422

Josephat Sseguya owa Bukedde ng'atudde ne Bobi Wine wamu ne mukazi nga boolekera Boston ekya Amerika

BOBI WINE ne mukazi we Barbie Itungo bagenze Boston mu Amerika okwetaba mu lukuηηaana lwa Bannayuganda ababeera mu Amerika olwa UNAA.

Bobi Wine y’agenda okubeera omuyimbi omukulu okusanyusa Bannayuganda mu lukuηηaana lwa Bannayuganda olugenda okuyindira mu kibuga Boston ekya America.

Bobie ne mukazi we baalinnye ennyonyi y’emu ne munnawalire wa Bukedde, Josephat Sseguya

Olukuηηaana lwa Ugandan North American Association (UNAA) luggulwawo ku Lwamukaaga luno nga September/0/2016 mu kibuga Boston.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kakozaemmotokazeazilabiriraokusikirizabakasitomawebuse 220x290

Mmotoka enkadde mwe nkola ssente...

Wazir Kakooza alaga lwaki omuntu yeetaaga kuyiiya kyokka okukola ssente mu kifo ky'okunoonya emirimu.

Miss 220x290

Abavuganya mu mpaka za Miss Uganda...

Abawala 22 abavuganya mu mpaka za Miss Uganda battunse mu mpaka z'okwolesa talanta

Eyeclinicwebuse 220x290

Kw'olabira amaaso ageetaaga okujjanjabwa...

Kebeza amaaso go buli mwaka okutangira obuzibu okusajjuka ssinga gabeera malwadde

Img20190718132844webuse 220x290

Abakyala mukole ebiraamo okutangira...

Abakyala muve mu kwezza emabega mukole ebiraamo okuwonya abaana bammwe okubbibwa n'obutafuna mu ntuuyo zammwe

Bala3 220x290

Abaabadde ne Prince Omar ng'akwata...

OMUYIMBI amanyiddwa nga Prince Omar bwe yabadde akola vidiyo ye abaamuwerekeddeko baalidde emichomo gyennyama kw'ossa...