TOP

Bannayuganda babakubye amasasi e Juba

Added 5th September 2016

BBAASI omuli Bannayuganda ebadde eva e Juba okudda mu Kampala bagisindiridde amasasi.

BBAASI omuli Bannayuganda ebadde eva e Juba okudda mu Kampala bagisindiridde amasasi.

Bino bibadde okuliraana akafo akamanyiddwa nga Aru Junction akeesudde kkiromita nga 90 okuva mu kibuga Juba wakati ku Ssande ku ssaawa 2:30 ez’oku makya.

Omuwendo gw’abaalumiziddwa tegunnategeerekeka wabula nga baatwaliddwa mu ddwaaliro e Juba nga bataawa.

Ddereeva wa bbaasi eno eya kkampuni ya Friendship Bus Company nnamba UAM126V, Edward Nsubuga abaazinduukirizza bbaasi eno baabuzeewo naye.

Willy Katende, maneja wa kkampuni ya Friendship yagambye nti tebannamanya oba nga bayeekera oba babbi nga be baakoze obulumbaganyi buno.

Guno omulundi gwakubiri okuva mu November w’omwaka oguwedde nga bbaasi ya Friendship ekubibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...