TOP

Pulezidenti Museveni ayise ababaka ba NRM

By Musasi wa Bukedde

Added 16th December 2016

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayise ababaka ba Palamenti ab’akabondo ka NRM mu lukiiko olugenda okuyindira mu maka g'Obwapulezideenti e Ntebe leero ku Lwokutaano.

Museveni7034221 703x422

BYA JOYCE NAKATO 

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayise ababaka ba Palamenti ab’akabondo ka NRM mu lukiiko olugenda okuyindira mu maka g'Obwapulezideenti e Ntebe leero ku Lwokutaano.

Museveni nga ye ssentebe wa NRM asuubiirwa okwogerako eri ababaka ku nsonga ezitali zimu ezinyigiriza eggwanga mu biseera bino.

Wabula amyuka omwogezi w'akabondo ka NRM mu Palamenti, Joseph Kasozi Muyomba ategeezezza Bukedde nti ababaka n'abo bagenda kwanjulira Pulezidenti ensonga ezinyigiriza abantu be bakiikirira mu nsisinkano eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...