TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Museveni agugumbudde Poliisi: 'Ejjuddemu ababbi, yeetaaga kugogola'

Museveni agugumbudde Poliisi: 'Ejjuddemu ababbi, yeetaaga kugogola'

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2017

Yalagidde Kayihura okugogola Poliisi naddala ekitongole ekinoonyereza CID kuba kijjuddemu babbi n’abamenyi b’amateeka.

United1 703x422

Yagambye nti ettemu lino abadde aligoberera era alaba nga waliwo obubonero kwe bayinza okutambulira okuzuula abatemu naye tebafaayo.

Yayongeddako nti poliisi esenseddwa abamenyi b’amateeka y’ensonga lwaki abantu batya n’okugendayo okubawa obujulizi kati balinda nze. " Mulina omukono mu kufa kw’abantu bano era kino kirina okukoma," Museveni bwe yayogedde ku bukambwe.

Yalagidde Kayihura okugogola Poliisi naddala ekitongole ekinoonyereza CID kuba kijjuddemu babbi n’abamenyi b’amateeka.

Museveni era yalagidde abebyokwerinda okukuba owa bodaboda yenna abalondoola.

Yeeyamye okuyamba famire ya Kaweesi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba