TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Diamond Platinumz, eyasigula Zari yeeyamye okulabirira abaana ba Ssemwanga

Diamond Platinumz, eyasigula Zari yeeyamye okulabirira abaana ba Ssemwanga

By Musasi wa Bukedde

Added 30th May 2017

Omuyimbi Diamond Platinumz nga ye bba wa Zari omupya yeeyamye okulabirira abaana ba Ivan Ssemwanga.

Zari6 703x422

Zari n'abaana be be. Mu katono ye bba Omutanzania Diamond Platinumz

Omuyimbi Diamond Platinumz nga ye bba wa Zari omupya yeeyamye okulabirira abaana ba Ivan Ssemwanga.

Diamond agamba nti, essaawa eno ye taata w’abaana ba Ssemwanga era agenda kukola kyonna okubakuza nga tabajuza, ne bwe kiba kyetaagisa kubeera nabo e Tanzania, ajja kukikola.

Ebyo Diamond yabitegeezezza amawulire g’e Tanzania aga The Star eggulo.

Zari alina abaana babiri mu Diamond.

Diamond Platinumz ali mu kibuga Nairobi eky’e Kenya mu bivvulu bya Koroga Festivals.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pp 220x290

Abayimbi Bannayuganda battunse...

Abajamaica;Christopher Martin ne D-Major bakubye Bannayuganda emiziki egibaccamudde

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...