TOP
  • Home
  • Agawano
  • Uganda esooka kwegezaamu ne Malawi nga beetegekera ez'okubaka

Uganda esooka kwegezaamu ne Malawi nga beetegekera ez'okubaka

By Stephen Mayamba

Added 20th June 2017

OMUTENDESI wa She Cranes ttiimu y’eggwanga Vincent Kiwanuka mumativu n’enteekateeka za ttiimu eno nga yeetegekera okuzannya mu mpaka za African Netball Championship ezitandika ku Lwomukaaga luno nga June 24, 2017 e Lugogo ku kitebe ky’akakiiko akakulira emizannyo mu ggwanga, NCS.

Shecranes9 703x422

Abazannyi ba Malawi Queens ttiimu y'eggwanga eya Malawi ey'okubaka egenda okwegezaamu ne She Cranes. (STEPHEN MAYAMBA)

Ku Lwokusatu e Lugogo mu MTN Arena

Uganda – Malawi, ssaawa 10

OMUTENDESI wa She Cranes ttiimu y’eggwanga Vincent Kiwanuka mumativu n’enteekateeka za ttiimu eno nga yeetegekera okuzannya mu mpaka za African Netball Championship ezitandika ku Lwomukaaga luno nga June 24, 2017 e Lugogo ku kitebe ky’akakiiko akakulira emizannyo mu ggwanga, NCS.

Emipiira gino gyakuzannyirwa munda mu kisaawe kya MTN Arena era ng’amawanga mukaaga okuli; Malawi, Botswana, Zimbabwe, Zambia, Namibia ssaako ne Uganda ge gagenda okwetabamu.

Uganda egenda kusooka kwegezaamu ne Malawi eyasoose okutuuka mu ggwanga ku Ssande ekiro mu mbeera nga ttiimu zombi zeetegekera empaka zino.

Uganda y'eggulawo empaka zino ne Botswana ku Lwomukaaga.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lip2 220x290

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu...

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Set1 220x290

Museveni awabudde ku nteekateeka...

Museveni awabudde ku nteekateeka y’ettaka eneegaggawaza Bannayuganda

Tip2 220x290

Abbye abaana babiri n’abatwalira...

Abbye abaana babiri n’abatwalira muganzi we

Top2 220x290

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso...

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso e South Africa annyonnyodde

Nem1 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okkozesaamu empirivuma okulongoosa omutima n'okugumya ebinywa...